Amawulire

FDC esekeredde Minisita Kabafunzaki

Ali Mivule

April 12th, 2017

No comments

Ab’ekibiina kya FDC beganye ebigambibwa nti bebaaluse olukwe lw’okukwata minisita omubeezi ow’ebakozi nga alya enguzi ey’obukadde 5 okuva mu bakampuni ya AYA..

Bweyabadde alabiseeko mu kkooti ewozesa abakenuzi olunaku lw’eggulo Kabafunzaki y’ategezezz anti teri Mulala FDC yeyagala avundire mu kkomera.

Wabula ye omwogezi wa FDC  Ibrahim Ssemujju Nganda agamba  Kabafunzaki yandiba nga yaloose nga FDC temuli obubi naye azuukuke amanye nti butamanya bwebwamusudde mu ntata.

Kabafunzaki olunaku lw’eggulo baamuzizza mu kkomera e Luzira nga olwaleero adda mu kkooti okusaba okweyimirirwa.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *