Ebyemizannyo

Airtel essizzaamu ensimbi

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

KKampuni ya Airtel etongozezza empaka zabamusaayi muto eza Airtel Rising stars olunaku lwa leero wano mu kampala. Empaka zino zigenderedwamu kutumbula bitone byabamusaayi muto okuva ku myaka 12 okutuuka ku 18 mubalenzi nabawala mubitundu byegwanga ebyenjawulo. Empaka zino zitandika nga 9th omwezi ogujja okutuuka nga 25th June […]

Omwenge gugezza

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Okunywa giraasi z’omwenge ezisukka mu ssatu aba  awanika emikisa gye egy’okugejjulukuka Kino bw’okubisaamu wiiki kitegeeza nti omuntu aba yeeyongerako gulaamuzi 900 Okunonyereza kuno kwakoleddwa ku bantu emitwalo 2,042 Kino kiva ku nsonga nti abantu abanywa omwenge bagaala nnyo okulya ate nga balya mmere nkolerere Wabula […]

Eddwaliro lya kokoolo lyakwetongola

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Olukiiko lwa baminista lusemberedde okuyisaamu ekiteeso ekinasobozesa eddwaliro lya kokoolo okwetongola Eddwaliro lino eryatondebwaamu mu mwaka gwa 1967 bulijjo litambulira wansi w’eddwaliro ekkulu erye Mulago Omwogezi wa gavumenti Rose namayanja agamba nti kino kijja kuyamba eddwaliro lino okufuna ensimbi eziwerako okuyambako Namayanja era nga omuwendo […]

Abaana bakulongoosebwa

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Abaana abasoba mu 150 abalina obulwadde bw’omutima beebagenda okufuna obujjanjabi. Aba’eddwaliro ly’omutima e Mulago beebakwataganye ne banna Rotary okuyamba abaana bano ng’ebimu ku bikujjuko by’okukuza emyaka etaano bukyanga ddwaliro lino litandika. Amyuka akulira eddwaliro lye mitima Dr Peter Lwabi agamba nti abaana bano bakulongosebwa abasawo […]

Mukome okuwandiisa abantu- abavuganya

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Abali ku ludda oluvuganya gavumenti bagaala okuwandiisa abantu okufuna endagamuntu kuyimirizibwe Bano bagamba nti tekutambulira ku mateeka nga y’ensonga lwkai kulimu emivuyo Mu lukiiko lwa bannamawulire olwa wamu, akulira ekibiina kya UPC Dr Olara Otunnu agambye nti tewali kigobererwa mu kuwandiisibwa bantu oba olyaawo kyekivuddeko […]

Omukyala ono tawena

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Kati eno ensi buli omu agiyiiya bubwe. Mu ggwanga lya china waliwo omukyala atandise okukamula amabeerege nagagyamu amata olwo n’agakolamu ssabuuni. Ono yazudde sukaali ono oluvanyuma lwamutabaniwe omuwere okugana okuyinka olwo nasalawo amata gano agoozese kyeyalabye nti gatukuza era yagenze n’okugasiiga mutabani ku lususu nga […]

Abasuubuzi ssibakusengulwa

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Ab’obuyinza mu kibuga kye Mbale bayimirizza eky’okusengula abasuubuzi bokunguudo okudda mu katale akapya mu kibuga kino. Kino kiddiridde abasuubuzi bano okulumba ofiisi ya  RDC Kachimate Shaban nga baagala abataase. Kati RDC yasabye tawuni clerk okuvaayo ne alipoota enambulukufu ku nsonga eno nga tanakiriz basubuzi bano […]

Gavumenti eremedde ky ky’okusabika amata

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Gavumenti ekyakalambidde ku ky’okuwera amata agatali malongose era nga simasabike. Minister omubeezi owamagana  Bright Rwamirama agamba gavumenti tejja kulinda kulaba nga omutindo gw’amata gusse  okubaako nekye’kola. Kino kiddiridde bananyini bimotoka by’amata okusimba ebimotoka byabwe nga bawakanya kino. Agamba amateeka gano gabaddewo okuva  mu 2007 wabula […]

Ebikofiira bikwangala

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Ebikoofira by’okumutwe bi Helmet KCCA z’ebadde ereese okugabira abagoba ba Bodaboda ,ekitongole ekikole ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga kizizudde nti  tezitukaganye namutindo. Akulira ekitongole kino Ben Manyindo agamba bakebedde helmet zino nebakizuula nti teziyinza kuyamba muvuzi wa pikipiki singa aba agudde ku kabenje. Agamba nti […]

KCCA teyetaaga Loodimeeya kutambula-Gavumenti

Ali Mivule

April 24th, 2014

No comments

Bannamateeka ba KCCA bategezezza nga ekitongole kya KCCA bwekisobolera ddala okudukanyizibwa awatali loodi meeya. Munnamateeka wa KCCA Charles Ouma bwabadde awayo okwewozako kwa KCCA eri abalamuzi ba kooti ensukulumu 7 abakulembeddwamu Esther Kisakye , ategezezza nga Lukwago watabadde mu ofiisi kati emyezi etaano naye nga […]