Amawulire

Owa Mbabazi akwatiddwa

Owa Mbabazi akwatiddwa

Ali Mivule

October 3rd, 2015

No comments

Poliisi ekutte akulira abawagizi b’eyali ssabaminisita Amama Mbabazi mu disitulikiti ye Soroti lwakutuuza Lukiiko lumenya mateeka George Okoit ajjiddwa ku ka wooteeri akamanyiddwa nga Elysian Guest House abasirikale ababadde mu byambalo nga bakulembeddwamu atwala okunonyereza ku misango Charles Ndamanyire. Okoit asangiddwa ng’akubiriza olukiiko lw’okulonda abakulembeze […]

Okusaba kwakutaasa eggwanga- Museveni

Okusaba kwakutaasa eggwanga- Museveni

Ali Mivule

October 3rd, 2015

No comments

Omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Kaguta Museveni agamba nti essaala ziggya kuyamba okutereeza eggwanga lyattu Uganda Ng’ayogerera mu kusaba okwategekeddwa bannadiini abasabidde emirembe mu kulonda okuggya, pulezidenti Museveni agambye nti omuntu asaba katonda amuwa era nga tewali kubuusabuusa , essala zino zakuvaamu ebibala Pulezidenti wabula agambye nti […]

Minisita Mutende afudde

Minisita Mutende afudde

Ali Mivule

October 3rd, 2015

No comments

Minister Omubeezi avunanyizibwa ku byobusuubuzi James Mutende afudde. Ono asangiddwa mu buliri bwe nga mufu ku makya ga leero  mu maka ge e Makindye. Omulambo gwe gutwaliddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago okwekebejjebwa okutegeera ekituufu ekimusse. Minisita Mutende yabadde bba w’omukungu wa Uganda mu maggye […]

Teri Kavuyo mu 2016- bannakyeewa bayomba

Teri Kavuyo mu 2016- bannakyeewa bayomba

Ali Mivule

October 2nd, 2015

No comments

Akakiiko k’ebyokulonda kaweze okuziyiza obubinja by’abakubi b’emiggo okwenyigira mu ntekateka z’okulonda. Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga  Eng Badru Kiggundu agambye nti bamazze dda okufuna amawulire agalaga nti waliwo abamu ku besimbyewo abatandise okutendeka obubinja obungenda okutabangula okulonda. Kiggundu agambye  poliisi yokka yegenda okukirizibwa okukuuma okulonda. […]

Omwana yetuze

Omwana yetuze

Ali Mivule

October 2nd, 2015

No comments

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyaalo Odwarat e Ngora, omwana w’ekibiina eky’okusatu bweyetuze. Omwana ono ow’emyaka 11 asangiddwa ng’alengejjera ku muti gw’omuyembe kyokka nga tekinnaba kutegerekeka lwaki yesse. Taata w’omugenzi Michael Lisa nga mugoba wa Bodaboda basoose kutebereza nti y’asse omwana we n’amuwanika ku muti oluvanyuma […]

Ssabassaja akunze ku bulungi bwa nsi

Ssabassaja akunze ku bulungi bwa nsi

Ali Mivule

October 2nd, 2015

No comments

Ssabasajja Kabaka  wa Buganda Ronald  Muteebi 11 akunze abantu okujjumbira bulungi bwansi olwo basobole okulwanyisa endwadde. Mu kusabira Omutanda okubadde mu muzikiti e Kibuli, Minisita wa ssabasajja akola ku byenjigiriza owe Dr. Twaha Kawaase agambye nti abantu okumala gamansa  kasasiro kwekiviriddeko endwadde okweyongera. Kawaase agambye […]

Omukazi w’olubuto agudde mu kinnya

Omukazi w’olubuto agudde mu kinnya

Ali Mivule

October 2nd, 2015

No comments

Poliisi ye Kawempe eriko omukyala gw’enunudde okuva mu kinnya kya fuuti 50 Sarah Namatovu ng’alina olubuto lwa myezi mwenda kigambibwa okuba nti okugwa mu kinnya abadde agenze kutyaaba nku Bba nga batuuze be Wamala e Kawempe nga ye Joseph Kibinge ategeezezza nti yabadde talina ssente […]

Enyonyi egudde

Enyonyi egudde

Ali Mivule

October 2nd, 2015

No comments

Abazungu mwenda ababadde batambulira mu nyonyi emitima gibewanise oluvanyuma lw’enyonyi eno okulemererwa omugoba waayo n’agikuba wansi Atwala ebyentambula mu minisitule y’ebyentambula Benon Kajuna agambye nti enyonyi eno eyabise omupiira gwaayo ng’ekka. Ababadde mu nyonyi eno bonna bavuddemu nga tebakoseddwa Wabula tukitegeddeko nti ekifo awagwa enyonyi […]

Akakiiko akalondesa kakyusizza ennaku- kampeyini zakutuuka mu gw’okubiri

Akakiiko akalondesa kakyusizza ennaku- kampeyini zakutuuka mu gw’okubiri

Ali Mivule

October 2nd, 2015

No comments

Abesimbyewo ku kifo ky’obukulembeze bw’eggwanga bakusunsulibwa nga 3 ne 4 November. Okulangirira kuno kukoleddwa ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Eng Badru Kiggundu. Kiggundu agambye nti balina obuyinza okusalawo nga bwebagaala era nga tewali yabasindikirizza Zzo ennaku z’okuwandiisibwaako ababaka ba palamenti n’abalala zisigaddewo ku nga 2 ne 3 […]

Omusomesa ayiikudde entaana

Omusomesa ayiikudde entaana

Ali Mivule

October 2nd, 2015

No comments

Poliisi mu disitulikiti ye Moroto ekutte omusomesa w’ettendekero ly’e Makere lwakuyikuula ntaana. Ronald Ntenze ne banne abalala 4 basimudde amalaalo galimbo y’ekeleziya ku kyalo Kangole wamu ne pasita olwababuzizza ekibasimuza amalaalo nebategeeza nga bwebaabadde bayikuula ekyobugagga kya Mercury. Irene Aceng nga ye mwogezi wa poliisi […]