Amawulire

NRM ekkiriza Nantaba agende

NRM ekkiriza Nantaba agende

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Ekibiina kya NRM kikoze enkyukakyuka mu nteekateeka zaakyo ez’okwetegekera akalulu ka 2016  nga kati ttabamiruka wakubeerawo nga 30 October Ttabamiruka Ono wakugendera ddala okutuusa nga 2 November nga era omuntu waabwe agenda okubakwatira bendera ku bwa pulezidenti wakusunsulibwa nga 3 November. Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina […]

Mukole bulungi bwa Nsi- Ssabasajja Kabaka akunze

Mukole bulungi bwa Nsi- Ssabasajja Kabaka akunze

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asabye abantu be okwagazisa abaana abato enkola ya bulungi bwansi. Beene bino abyogedde atongoza  omugga ogugatta e gombolola ye Katabi  ku ye  ssisa mu kulambulakwe okw’e ssaza ly’e Busiro wakati mu kukuza olunaku lwa Bulungibwansi wamu n’emefuga […]

Minisita yafudde bulwadde bwa kibumba

Minisita yafudde bulwadde bwa kibumba

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Alipoota ekoleddwa abasawo ebekebezze omulambo gw’abadde minisita w’amakolero Dr. James Mutende eraga nti ono yafudde bulwadde bwa kibumba na mawuggwe Alipoota eno esomeddwa ssabaminisita w’eggwanga Dr. Ruhakana Rugunda mu kusabira omwoyo gw’omugenzi ku kkanisa ya batukiirivu e Nakasero. Dr Mutende yafiira mu maka ge e […]

Ameefuga ;Gavumenti ekyaali ku mulamwa

Ameefuga ;Gavumenti ekyaali ku mulamwa

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Nga eggwanga lyetegekera okukuza amefuga g’omulundi ogwa 53, gavumenti yakugenda mu maaso n’okubaga enteekateeka n’amateeka agagenda okutwala eggwanga mu maaso okulaba nga bannayuganda bava bangi bava mu ssa lyabamufuna mpola.   Nga ayogerako nebannamawulire , omwogezi wa gavumenti Ofwono Opondo ategezezza nga kino bwekijja okuletawo […]

Abe Mulago bakusasula bukadde

Abe Mulago bakusasula bukadde

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Kkooti enkulu eragidde gavumenti n’abasawo b’eddwaliro ly’e Mulago 2 okusasula obukadde asatumumunaana n’ekitundu eri abafumbo olwobulagajavu nebabasubya essanyu ly’okuzaala ku mwana. Omulamuzi Elizabeth Musoke akakasizza nti omukyala  Kate Namakula okuyulika nabaana n’azaala omwana omufu kyava ku bulagajavu bwa   Dr. Nsubuga ne  Dr. Mbulangira Peace Mary. […]

E Kyambogo beekalakaasizza

E Kyambogo beekalakaasizza

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Poliisi eyiiriddwa okwetolola ettendekero lye Kyambogo abayizi gyebali mu kwekalakaasa. Bano nga bakulembeddwamu akulira abayizi Ian Kafuko bategezezza nga obukyafu bwebususse naddala mu kabuyinjo, balya bubi sso nga n’obutebe kwebasomera tebumala nga abamu basoma bayimiridde.   Wabula abakulira ettendekero lino batimbye ekiwandiiko ekiraga nga bwebaguze […]

Ba yinginiya tebalina bukugu

Ba yinginiya tebalina bukugu

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

  Kizuuliddwa nga kumpi kitundu kyabayinginiya bonna mu ggwanga bwebakola emirimu gyabwe nga tebalina lukusa kukakkalabya mirimu gyabwe. Kino kibikuddwa ssentebe w’ekibiina ekiwandiisa bayinginiya Micheal Moses Odong Odong agamba eggwanga lirina bayinginiya abasoba mu 800 wabula nga 400 bokka bebaandiise kale nga abasinga bekolera byabwe. […]

Ekibuzaawo abantu kyongedde okutwala abalala

Ekibuzaawo abantu kyongedde okutwala abalala

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Abantu bomu Gombolola ye Mpunge e Mukono bali mu kutya olwekibuzaawo bantu ekyeyongedde mu kitundu. Abantu abawerako beyongera okubula nebikolobero ngokuzikula abafu. Abatuuze okuva mu byalo 6 bazze okwetaba mu lukiiko lwebyokwerinda wabula mpaawo kitukiddwako. Abatuuze bavudde mu mbeera olukiiko nerusasika nga bawakanya banabyabufuzi abangi […]

Okusabira omulambo gwa minisita Mutende kutandise

Okusabira omulambo gwa minisita Mutende kutandise

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Omulambo gw’abadde minisita w’ebyamakolero, James Mutende gutusiddwa ku kanisa ya Allsaints e Nakasero. Olunaku lw’enkya omulambo gwakutwalibwa mu palamenti ku lunaku olwokusatu. . Okusinziira ku minisita w’ebyamasanyalaze Irene Muloni omugenzi era bakumusabira ku kisaawe kya Cricket e Mbale nga era ku lunaku lwelumu wakukubibwako eriiso […]

Abasomesa e Mukono bakaaba

Abasomesa e Mukono bakaaba

Ali Mivule

October 6th, 2015

No comments

Abasomesa e Mukono bakaawu oluvanyuma lwempeera yaabwe kati emyezi essatu zebatanafuna. Abasomesa  ababadde bakulembeddwamu ssentebbe wa UNATU Nabungu  Josephin abatagadde kwatukiriza mannya gaabwe bavuddemu  mu masomero ga gavumenti agenjawulo. Waliwo abategezezza nti bbo babanja emyeze gisoba mu essatu kati 5 nga tebafuna ku ddente. Abasomesa  […]