Amawulire

Barya asabye Besigye bateese

Barya asabye Besigye bateese

Ali Mivule

January 14th, 2016

No comments

Eyesimbyewo nga talina kibiina  Prof.Venansious Baryamureeba asabye munne munna FDC  Dr. Kiiza Besigye aleme kuva mu byakuva mu kwetaba mu lukungaana lw’okukubaganya ebirowoozo kubanga bw’akikola ajja kuba ayiyeyo abawagizi b’oludda oluvuganya gavumenti. Prof. Baryamureeba agamba oba nga pulezidenti Museveni y’atidde okwetaba mu debate eno, ab’oludda […]

Musasule abali ku nyanja ya Kabaka

Musasule abali ku nyanja ya Kabaka

Ali Mivule

January 14th, 2016

No comments

Omubaka wa palamenti owa  Lubaga south John Ken Lukyamuzi ayagala obwakabaka bwa Buganda buliyirire abatuuze abali mu kitundu ky’akikirira mu palamenti abaakoseddwa mu kukulakulanya akayanja ka Kabaka mu Ndeeba. Lukyamuzi agamba enkulakulana eno y’ayandika na kulamba nsalo olwo amaka agamu gakuvaawo n’emirimu sso nga abasinga […]

Panda gaali yandikomawo- bakugu

Panda gaali yandikomawo- bakugu

Ali Mivule

January 13th, 2016

No comments

Abalondoola ensonga z’ebyobufuzi mu ggwanga bategeezezza nti enkola y’okuwamba abantu ekomyeewo. Kiddiridde okuwambibwa kw’eyali akulira ba Kanyama ba Amama Mbabazi  Christopher Aine Kakensa Joel Onyango Oloka agamba nti okukwatibwa kwa Aine buli omu kw’ataddeko amaaso naye ng’abantu bangi bayinza okuba nga bawambibwa nebabuzibwaawo. Ono era […]

Bannaddiini balemedde ku kukubaganya ebirowoozo

Bannaddiini balemedde ku kukubaganya ebirowoozo

Ali Mivule

January 13th, 2016

No comments

Akakiiko akataba bannadiini abatali bamu kagamba nti tekannaba kufunako kiwandiiko kyonna okuva eri abesimbyeewo ku bukulembeze bw’eggwanga ku kwetaba mu kukubaganya ebirowoozo. Kiddiridde ab’ekibiina kya NRM okukinogaanya nnti pulezidenti Museveni ssi wakwetaba mu kukubaganya ebirowoozo ku  nsonga ezikwata ku bannayuganda olwo ne Dr Kiiza Besigye […]

Lwaki amasomero gakola bubi

Lwaki amasomero gakola bubi

Ali Mivule

January 13th, 2016

No comments

Abakugu mu by’enjigiriza bagaala wabeewo okulondoola enkola y’amasomero mu ma distulikiti agatali gamu. Olunaku lwajjo ebigezo byafulumye nga kyeyoleka nti abayizi abali mu mitwalo munaana mu enkumi bbiri byeebagwa ebigezo. Disitulikiti okuli Amudat,Yumbe ,Kween ne Lamwo zeezimu ku zaakoze obubi Akulira ekibiina ekigatta amasomesa mu […]

Mukangavvule ab’ebyenjigiriza

Mukangavvule ab’ebyenjigiriza

Ali Mivule

January 13th, 2016

No comments

Bannabyanjigiriza basabye gavumenti okukangavvula abakulembeze b’ebyenjigiriza abatafuddeyo nga disitulikiti zaabwe zongera okusereba mu bigezo by’eggwanga. Fagil Monday nga yebuuzibwako ku byenjigiriza agamba abayizi bongera kugwa mu masomero agamu lwabakulira ebyenjigiriza kutuula mu ofiisi nebatalondoola bisomesebwa mu masomero. Agamba olw’obutalondoolwa abasomesa bebulankanya ku mirimu ekiviriddeko abayizi […]

Abe Makerere bali mu maziga

Abe Makerere bali mu maziga

Ali Mivule

January 13th, 2016

No comments

Abayizi ku ttendekero ekkulu e Makerere boolekedde obutatikirwa lwakukola ssomo kyamu mu lusoma lwabwe olusembawo batikirwe. Amyuka ssenkulu w’ettendekero lino  Edward Ddumba agamba bano baali balina kukola ssomo ly’amaloboozi  audio production wabula ate nebakolamu eryuebifananyi erya video production. Agamba ensobi eno yalabibwa obudde bugenze kale […]

Muyimirize okuwandiisa abaziyiza emisango- Balwanirira ddembe

Muyimirize okuwandiisa abaziyiza emisango- Balwanirira ddembe

Ali Mivule

January 13th, 2016

No comments

Ebibiina ebirwanirira eddembe ly’obuntu bitadde gavumenti ku ninga eyimiriza mangu eby’okutendeka abaziyiza emisango abamanyiddwa nga ba Crime Preventers  nga eggwanga lyetegekera akalulu k’omwezi ogujja. Ebibiina bino okuli  ekya Amnesty International, Human Rights Watch, Human Rights Network Uganda, Chapter Four Uganda, ne  Foundation for Human Rights […]

Abali b’enguzi batabuse

Abali b’enguzi batabuse

Ali Mivule

January 13th, 2016

No comments

Abalwanyisa obuli bw’enguzi bagala gavumenti eteeke mu nkola ebyasabiddwa mu alipoota ya ssababalirizi w’ebitabo bya gavumenti. Kino kigendereddwamu kutaasa nsimbi yamuwi wamusolo okumala goononebwa. Akulira ekibiina kya Anti Corruption Coalition Uganda Cissy Kagaba agamba ebiseera bingi ebiri mu alipoota ya ssababalirizi 90% bisulibwa muguluka olwo […]

Disitulikiti ezikoze obubi ziziino

Disitulikiti ezikoze obubi ziziino

Ali Mivule

January 12th, 2016

No comments

Abayizi abali mu 909 bali mu maziga oluvanyuma lw’ebigezo byaabwe okukwatibwa. Mityana y’ensinze okukosebwa ng’abayizi 140 beebatafunye bigezo ne kuddako kyejonjo n’abayizi 121 abakoseddwa Abalala abakoseddwa kuliko Buyende, Kamuli ne Ssembabule. Amasomero gebakwatidde ebigezo kuliko  Bulimba primary school, Nkome primary, Mirembe public school ne St […]