Amawulire

Taata yesse lwa muwala we

Taata yesse lwa muwala we

Ali Mivule

January 9th, 2016

No comments

Entiisa ebuutikidde abatuuze mu ggombolola ye Lugusulu mu disitulikiti ye Sembabule oluvanyuma lw’okugwa ku mulambo gwa mutuuze munaabwe nga gulengejjera ku muti. Omugenzi ategerekese nga Nathan Mugisha myaka 67 omutuuze ku kyalo Kasuula. Kigambibwa nti  ebizibu bya Mugisha byavudde ku muwala we kugaana kufumbirwa musajja […]

Poliisi etabuse ku Aine, Rwomushana akwatiddwa

Poliisi etabuse ku Aine, Rwomushana akwatiddwa

Ali Mivule

January 9th, 2016

No comments

Poliisi etegeezezza nga bweyakutte Charles Rowmushana ng’ono y’agambibwa okusooka okufulumya ebigambibwa by’omulambo ogugambibwa okubeera ogwa Aine. Omwogezi wa poliisi Fred Enanga agamba nti ono bagaala ababuulire gyeyajje omulammbo gweyakubye ebifananyi byeyafulumizza Enanga alumiriza nti Aine gy’ali mulamu era nga yekwese yadde poliisi ebuuziddwa ku mulambo […]

Museveni yanukudde ku bya Aine

Museveni yanukudde ku bya Aine

Ali Mivule

January 9th, 2016

No comments

Pulezidenti Museveni kyaddaaki avuddemu omwasi ku nsonga z’omukuumi wa Amama Mbabazi eyabuzibwaawo. Pulezidenti ng’ayogerako eri bannamawulire agambye nti balina amawulire agesigika nti Aine yekukumye era nga mukama we Mbabazi amanyi gy’ali Pulezidenti awakanyizza ebigambibwa nti Aine ono yafiira mu mikono gya poliisi nga bwebibadde bitandise […]

Akabenje katuze mukaaga

Ali Mivule

January 8th, 2016

No comments

Abantu mukaaga beebafiiridde mu kabenje ka baasi akagudde mu kibuga kye Rwahi ku luguudo oluva e Kabale okudda e Mbarara. Baasi namba UAM 804V eremereddwa okusiba  n’eyingirira ki tuleera Atwala poliisi ye Rwizi Patrick Mungasa agambye nti abalumiziddwa batwaliddwa ku ddwaliro lye Kabale kyokka ng’abafudde […]

Omuliro gusse abaana 3

Ali Mivule

January 8th, 2016

No comments

Entiisa ebutikidde abatuuze be Mateete mu disitulikiti ye Sembabule oluvanyuma lw’abaana 3 okujiira mu nyumba nomulala nebamugyamu nga ayidde ebitagambika. Abaana bano babadde ba Joseph Ssenyondo nga bategerekese nga Wycliffe Kizza myaka 10, Batesta Ssenyondo 5, ne Betty Nandawula owemyaka 8, sso nga apooceza mu […]

Enteseganya ze Burundi zetaagisa

Ali Mivule

January 8th, 2016

No comments

Waliwo obwetaavu okwengera okwebuuza ku nsonga zenteseganya wakati wa gavumenti ya Burundi saako nabajivuganya. Kino kidiridde okulemererwa okutuuka ku kukaanya ku nteseganya ezabadde zirina okuddamu okuttojjera ku ntandikwa ya wiiki eno mu Arusha ekya Tanzania. Kati bwabadde ayogera ne banamawulire wano mu Kampala minister webyokwerinda […]

Mbabazi alimba- Poliisi

Ali Mivule

January 8th, 2016

No comments

Poliisi evuddeyo nesambajja ebyayogeddwa omu ku besimbyewo kubwa pulezidenti Amama Mbabazi  nti abaserikale batuntuza abamunonyeza akalulu. Mbabazi y’ategezezza nga abawagizi be enfunda eziwera bwebagaliddwa awatali musango nga n’abamu batiddwa. Kati omwogezi wa poliisi mu ggwanga  Fred Enanga agamba Mbabazi by’ayogerako naddala akavuyo akaali e Ntungamo […]

Kiggundu alajaanye ku kulonda

Ali Mivule

January 8th, 2016

No comments

Ssentebe wakakiiko kebyokulonda kuno Eng Badru Kiggundu agamba buvunyizibwa bwa buli omu okulaba nti okulonda kwa bonna kuba kwamirembe. Kiggundu abadde ayogerera mu musomo gwabakwatibwako wano mu Kampala. Agamby nti akakiiko kokka kubwa namunigina tekayinza kutegeka kalulu kamazima na bwenkanya awatali bantu balala kwenygiramu. Kati […]

Abayizi abasoba mu mutwalo bakutikkirwa e Makerere

Abayizi abasoba mu mutwalo bakutikkirwa e Makerere

Ali Mivule

January 7th, 2016

No comments

Abayizi be Makerere abasoba mu 10,000 beebagenda okutikkirwa okuviira ddala nga 19 okutuuka nga 22nd January Omwogezi w’ettendekero lino Rita Namisango agambye nti abayizi bokka abaggya okutikkirwa byebasasudde ez’okutikkirwam abaakola ebigezo ne bayita ate nga bamaalayo ne fiizi. Namisango asabye abazadde n’abayizi okusigala nga bakkakkamu […]

Namwandu wa Kasiwukira ayagala kweyimirirwa

Namwandu wa Kasiwukira ayagala kweyimirirwa

Ali Mivule

January 7th, 2016

No comments

Namwandu w’eyali omugagga mu kibuga Eria Ssebunya Kasiwukira azzeemu okusaba nti yeeyimirirwe. Ono ategeezezza nti obulamu bwe buzze bunafuwa nga takyasobola mbeera ya kkomera Sarah Nabikolo Ssebunya  okuva mu 2014 ng’ali ku alimanda e Luzira avunaanibwa kutta bba Eria Sebunnya Ku biwandiiko by’atadde mu kkooti […]