Amawulire
SSente ezikyaliibwa mpitirivu- Ssababazi w’ebitabo bya gavumenti
Ensimbi zikyagenda mu maaso n’okubulanakana mu minisitule ya gavumenti ez’ebitundu. Kino kyeyolekedde mu alipoota ya ssababalirizi w’ebitabo bya gavumenti gy’awerezza sipiika wa palamenti nga buwumbi nabuwumbi tebumanyiddwako mayitire. Okusinziira ku alipoota eno obuwumbi 12 ku 30 ezitamanyiddwako mayitire zabulankanyizibwa mu minisitule eno nga nyingi zagendera […]
Mbabazi bamulemesezza e Kaboong
Olukungaana olutegekeddwa owa Go Forward Amama Mbabazi luli mu lusuubo oluvanyuma lw’ekibinja kye okuweebwa amagezu okukyusa ekifo webagenda okukuba olukungaana luno Olukungaana luno lubadde lulina kubeera ku Boma grounds e Kaboong kyokka nga poliisi ebalagidde obutalukuba Wetujjidde mu mpewo ng’aba Mbabazi tebannaba kulangirira kifo kipya […]
Gambia etabukidde abakyala abateebikka
Gavumenti y’eggwanga lya Gambia eweze abakyala okuddamu okugenda ku mirimu nga tebebisse ku mitwe Abakyala bano balagiddwa okusiba ku mitwe gyaabwe buli lwebagenda ku mirimu yadde nga tewali nsonga eweereddwa lwaki guno bweguli. Omwezi oguwedde, omukulembeze w’eggwanga lya Gambia yalangirira nti eggwanga lino lyabasiraamu kubanga […]
Omwana eyatta munne alebuukana na musango
Kkooti ya City Hall eyisizza ekiwandiko ekiragira amaka omukuumirwa abaana e Naguru okuleeta omwana ow’emyaka 15 agambibwa okutta munne. Ekiragiro kino kiyisiddwa omulamuzi w’eddaala erisooka Moses Nabende. Omuwala ono agambibwa okutta omwana wa mulirwanwa ow’obulenzi ow’emyaka 5, abadde wakuleetebwa mu kkooti olwaleero naye tekikoleddwa ekiwalirizza […]
Obubenje bususse, gavumenti ereeta mateeka mapya
Poliisi ng’eri wamu ne minisitule ekola ku by’entambula etandise ku kawefube w’okukaliga ebibonerezo eri abamenya amateeka g’oku nguudo. Kino kiddiridde poliisi okukizuula nti abazzi b’emisango gy’oku nguudo beyongera bweyongezi ekyongedde n’obubenje. Kamisona wa poliisi akola ku by’entambula y’ebidduka Dr Steven Kasiima agamba nti bagenda kwongeza […]
Bwanika akolimidde abaganda
Akulira ekibiina kya PDP, Dr Abed Bwanika akolimidde abaganda olw’obutamulaga buwagizi nebakukuta n’abalala Bwanika agamba nti mu kampeyini yonna gy’ayise abantu betegefu okumulonda kyokka nga bamukuutira ku ky’abaganda benyini obutamuwagira ekintu ekimuluma. Bw’abuuziddwa oba by’ayogedde tebyawula mu mawanga, Bwanika agmbye nti kino akikoze okusaba Baganda […]
Gavumenti erabudde ku mivuyo
Gavumenti egamba nti tejja kukkiriza Muntu yenna agezaako kuleeta mivuyo mu kulonda okugenda okubaawo omwezi ogujja. Ng’ayogerako eri bannamauwlire, ssabaminisita w’eggwanga Dr Ruhakana Rugunda agambye nti bafunye amawulire nti waliwo ebibinja ebitandise okukugaana nga byeyita ebikuuma obululu kyokka nga byagaala kukola mivuyo. Rugunda era alabudde […]
DP ewandiisa nkya omuntu waayo e Bukomansimbi
Ab’ekibiina kya Democratic Party bakakasizza nga bwebagenda okusimbawo muganda w’omugenzi Suzan Namaganda ku kifo ky’omubaka omukyala ow’e Bukomnasimbi. Ekifo kino kyasigala kikalu oluvanyuma lwa Namaganda okufa olw;ebisago byeyafuna mu kabaneje nga 11 December omwaka oguwedde. Akola guno naguli mu kibiina kya DP Peter Sempijja ategezezza […]
Aba Mbabazi bagudde ku kabenje
Abamu ku batambulira ku yesimbyewo ku lulwe ku bwa pulezidenti Amama Mbabazi okuli abamukuuma balumiziddwa mu kabenje akagudde mu disitulikiti ye Moroto. Bano babadde mu mmotoka kika kya Toyota Super custom evudde ku luguudo oluva e Moroto-Kaabong neyevulungula enfunda. Banao babadde boolekera e Kaaabong Mbabazi […]
Nambooze asoomozezza babaka banne
Omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooze asoomozezza babaka banne okuteeka ensimbi mu by’obulamu by’ebitundu byebakiikirira. Nambooze agamba ababaka bano bafuna ensimbi z’obujanjabi wabula absinga tebazikozesa kugasa bantu mu bitundu byabwe. Agamba kikyamu okusindika amabugo amayitirivu nga abantu bafudde kale nga zisana kutekebwa mu kuzimba […]