Amawulire

Asse nanyini ttaka

Asse nanyini ttaka

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Poliisi ye Luweero ekutte abantu babiri oluvanyuma lw’omusenze okutabukira nyini ttaka n’amutema amajambiya n’amutta lwa nsonga za ttaka. Ayogerera poliisi mu kitundu kino Lamecka Kigozi atubuulidde nti omugenzi ategerekese nga Moses Kakooza nga ye nanyini ttaka attiddwa omusenze Moses Sebunya. Kigozi agamba nti enjega okubaawo […]

Amasanyalaze kati kifiiriza

Amasanyalaze kati kifiiriza

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Gavumenti ya Uganda yakafiirwa obuwumbi 11 mu masanyalaze agakolebwa negatakozesebwa Okusinziira ku alipoota ya ssababazi w’ebitabo bya gavumenti, Uganda ekola amasanyalaze agaweza waati 685 kyokka ng’ekozesaako watts 550. Ssababazi w’ebitabo bya gavumenti John Muwanga agamba nti gavumenti yassa ensimbi mpitirivu mu kukola amasanyalaze gano ng’okubeerawo […]

Ttiyagaasi enyoose ku Besigye- aba FDC bawera

Ttiyagaasi enyoose ku Besigye- aba FDC bawera

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Poliisi ekozesezza omukka ogubalagala okugumbulula abakulu okuva mu kibiina kya FDC ababadde bakyaddeko mu nkambi omwassibwa abantu abagobwa ku kibira mu gombolola ye Teriet e Bukwo. Ekibinja kino ekibadde kikulembeddwaamu Dr Kiiza Besigye kiri mu kuwenja bululu mu disitulikiti ye Bukwo era nga babadde bakyaddeko […]

Pulezidenti Museveni yeeyamye okutuukiriza

Pulezidenti Museveni yeeyamye okutuukiriza

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Pulezidenti Museveni alagidde abakulembeze mu kibiina kya NRM okugoberera ebisuubizo by’azze akola nga tannaba kubituukiriza. Museveni bw’abadde ayogerako eri bannamawulire agambye nti ebisuubizo ebisinga by’azze akola bikoleddwaako okuleka ebitono by’akwasizza ba RDC n’aba NRM. Ku ky’amasanyalaze, pulezidenti agambye nti kati eggwanga likola amasanyalaze agamala era […]

Amasanyalaze kati gafiiriza ggwanga

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Gavumenti ya Uganda yakafiirwa obuwumbi 11 mu masanyalaze agakolebwa negatakozesebwa Okusinziira ku alipoota ya ssababazi w’ebitabo bya gavumenti, Uganda ekola amasanyalaze agaweza waati 685 kyokka ng’ekozesaako watts 550. Ssababazi w’ebitabo bya gavumenti John Muwanga agamba nti gavumenti yassa ensimbi mpitirivu mu kukola amasanyalaze gano ng’okubeerawo […]

Nanyini ttaka attiddwa

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Poliisi ye Luweero ekutte abantu babiri oluvanyu,a lw’omusenze okutabukira nyini ttaka n’amutema amajambiya n’amutta lwa nsonga za ttaka. Ayogerera poliisi mu kitundu kino Lamecka Kigozi atubuulidde nti omugenzi ategerekese nga Moses Kakooza nga ye nanyini ttaka attiddwa omusenze Moses Sebunya. Kigozi agamba nti enjega okubaawo […]

Poliisi eyiiriddwa e Kotido

Poliisi eyiiriddwa e Kotido

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Poliisi n’amaggye biyiiriddwa mu kibuga kye Kotido nga eyesimbyewo ku lulwe Amama Mbabazi ateekateeka okukuba olukungaana lwe mu kitundu kino. Waliwo akasattiro mu kibuga kye Kotido nga poliisi eyiye bampi n’abawanvu kko n’abajaasi nga Mbabazi atalaaga disitulikiti eno. Mu kitundu kyekimu emmotoka ezitimbiddwako ebipande bya […]

Mbabazi alumbye Museveni- togula balonzi

Mbabazi alumbye Museveni- togula balonzi

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Eyesimbyewo ku bwa pulezidenti nga talina kibiina Amama Mbabazi ateeredde poliisi n’akakiiko k’ebyokulonda Akaka nga abalumiriza okubeeramu kyekubirira. Olunaku olw’eggulo ssabapoliisi w’eggwanga Gen.Kale Kaihura ne ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Eng.Badru Kiggundu baalabudde bonna abesimbyewo okwewala ebikolwa ebikuma omuliro mu bantu nga bakozesa n’obubinja obwabakubi b’emiggo. Wabula […]

Aba M23 begaanye ebiri e Burundi

Aba M23 begaanye ebiri e Burundi

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Abaali abayeekera ba M23 Rebel bafulumizza ekiwandiiko nga besamula ebigambibwa nti balina omukuno mu kitta kulwanagana okugenda mu maaso mu ggwanga lya Burundi. Eyali omwogezi w’abayeekera bano Iman Kadasha s agamba ebyayogeddwa ku lediyo lya Bufalansa bigendereddwamu kuttatana linya lyabwe sso nga bbo ebyokulwana babivaamu […]

Museveni wakusasula abe Rwanda

Museveni wakusasula abe Rwanda

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Omukulembeze w’eggwanga era akwatidde ekibiina kya NRM bendera Yoweri Kaguta Museveni asuubizza okuliyirira abantu bonna abafiirwa ebyabwe mu kitta abantu ekyali e Rwanda mu 1994. Pulezidenti bino y’abisuubizza akuba olukungaana lwe olwasembyeyo mu disitulikiti ye Kabale era n’asekerera abasuubira nti aweddemu ssupu nti agenda. Ebikumi […]