Amawulire

Musasule abali ku nyanja ya Kabaka

Musasule abali ku nyanja ya Kabaka

Ali Mivule

January 14th, 2016

No comments

File Photo: Enyanja ya akabaka egenda okudabirizibwa

File Photo: Enyanja ya akabaka egenda okudabirizibwa

Omubaka wa palamenti owa  Lubaga south John Ken Lukyamuzi ayagala obwakabaka bwa Buganda buliyirire abatuuze abali mu kitundu ky’akikirira mu palamenti abaakoseddwa mu kukulakulanya akayanja ka Kabaka mu Ndeeba.

Lukyamuzi agamba enkulakulana eno y’ayandika na kulamba nsalo olwo amaka agamu gakuvaawo n’emirimu sso nga abasinga tebalina wakulaga.

Lukyamuzi agamba y’awandikidde dda Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayigaku nsimbi enyingo obwakabaka zebusaba okuwandiisa abantu abali ku ttaka lya Kabaka.