Amawulire

Akabondo ka NRM, balonze Okuwagira Okujikwatako

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Abababka ba palamenti mu kibiina kya National Resistance Movement ekiri mu gavumenti, blonze nebawagira nti ddala baleete ebbago okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Ababaka bano bevumbye akafubo ku wofiisi ya ssabaminista mu Kampala ngababaka 287 ku bababaka 296 bawagidde ekiteeso […]

Abasawo Balinze Presidenti Museveni Bawe Endowooza Zaabwe kubyemyaka 75

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

Bya Moses Ndaaye Abasawo abakugu, bagodde ku bye kkomo ku myaka gyokululembeze we gwanga. Abasinga kubanna-Uganda bakyebuuza ku obusobozi nembeera zobwongo bwomuntu owemyaka 75, obanga ddala aba assobola okufuga egwanga. Kati abasawo abakugu bagamba bategese nabo okuwa endowooza zaabwe, ssinga banabatukirira okubebuzaako. President owa Uganda […]

Abakulembeze ba KCCA batongozeza enkola eya Togibikula.

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Abakulembeze abalonde aba KCCA mu kibuga Kampala, nabo beegasse mu lutalo olw’okulwanyisa abaagala okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Kati bano baliko kaweefube gw’ebatuumye ‘’Togibikula’’. Bwebabede boogerako eri bannamawulire nga bakulembedwamu amyuka lord mayor wa Kampala omukyala Sarah Kanyike, bano […]

Omulenzi w’akaboozi akaligiddwa lwakukuba kasitomaawe.

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omukyala omulenzi w’akaboozi avunaniddwa omusango gw’okwasa endabirwamu y’e mmotoka ya kasitooma we oluvanyuma lw’okugaana okumusasula. Arinaitwe Pentince avunaniddwa mu kkooti ya City hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisosoka Beartrice Kainza omusango nagwegaana. Oludda oluwaabi nga lukulembedwamu Jackie Kyansimire lugamba nti nga […]

Kansala we Kabowa awonye luzira.

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah   Kansala we Kubowa Parish Rubaga division Juma Lubega Kabootongo awonye ekkomera oluvanyuma lwa KCCA okwekuba endobo n’emujako emisango gy’okweyisa mu ngeri etagasa. Kino kidiridde Kansala ono nga yeegatiddwako n’abatuuze okw’etika ebikutiya bya kasasiro bina  nebabiyiwa ku wankaaki w’ekitebe kye gombolola ya […]

Abalamuzi ba kenya baakuwa ensala enzijuvu leero.

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

  Bya samuel ssebuliba.   Kenya:  Olwaleero kooti ensukulumu lwegenda okusoma ensala yayo mubujuvu kweyasinziira okusazaamu ebyava mukulonda okw’obwa president. Kinajukirwa nti mumusango guno abalamuzi bana  kwabo omusanvu abatuula ku kooti ensukulumu ,bakizuula nga okulonda kwalimu ebirumira. Abakiriza okusazaamu okulonda kwaliko  ssabalamuzi yenyinini Justice David […]

Omukuumi asse munne.

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

Bya ssebuliba samuel.     Waliwo omukuumi ow’ekitongole ky’obwanakyeewa akakanye  kumunne namukuba amasasi namutta. Omusajja akoze kino ye Bosco Namikasa  omukozi mukitongole ekya RANGER SECURITY COMPANY  nga ono asse munne Jeremiah Byamukama. Ayogerera police wano mu Kampala n’emiriraano Emilian Kayima agambye nti okunoonyereza kwebakoze okw’amangu […]

Omubaka Benard Atiku Akubye Abiriga, Poliisi Yetasizza

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Omubaka we ssaza lya Ayivu mu palamenti Bernard Atiku akawungeezi ka leero abulonze ne munne owa munispaali eye Arua Ibrahim Abiriga nga kanaluzaala kyekiteeso ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bino bibadde ku kizimbe kya Palamenti mu Kampala akawungeezi ka leero. […]

Abawagizi ba kenyatta bekalakaasa.

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.     Kenya: Abawagaizi b’omukulembeze we gwanga lya Kenya, Uhuru Kinyata beyiye ku nguudo, nga wetwogerera bagumbye wabweru wa kooti ensukulumu mu kibuga ekikulu Nairobi. Okusinziira ku Daily Nation, bano bawakanya ensala ya kooti ensukulu gy’ebagamba nti yabasuuza obuwanguzi bwabwe bweyasazaamu ebyava […]

Palament ewawaabidwa.

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Eyaliko Minisita omukwasisa w’empisa Miria Matembe awaabidde palamenti mu kooti ya ssemateeka,  olwokujja ekkomo ku bisanja by’omukulembeze we gwanga. Matembe n’abalwanirizi b’edembe ly’obuntu okuli aba Centre for Constitutional Governance ne Legal Brains Trust bagamba nti kyali kikyamu mu mwaka gwa 2005, parliament […]