Amawulire

Ebyokuteesa ku by’okugikwatako biri mu lusuubo.

Ivan Ssenabulya

September 26th, 2017

No comments

Bya  Ben Jumbe Tutegeezedwa nga olukangaga okuli ebigenda okugobererwa mu kuteesa kwa leero bwerufumye, wabula nga kuno tekuli kyakuteesa ku kyakuwa mubaka we Igara Raphael Magyezi  lukusa lwakukwata ku nyingo eya 102 B. Ebimu kubigenda okutesebwako kuliko  bulwadde obwakwata kalitunsi mu uganda, minisita w’ebyensimbi wakutegeeza […]

Police etabukidde emotoka zi ganyegenya.

Ivan Ssenabulya

September 26th, 2017

No comments

Bya ben Jumbe. Police etegeezeza nga bwetongozezza ebikwekweto ku motoka  zi ganyeganya ,ezimanyidwa nga DMC,era nga kati buli agirina wadembe okugirekka ewaka oba okugifuula akayumba k’enkoko Bino bigidde mukaseera nga obubenje ku nguudo bwongedde okutaama, nga ne gy’ebuvudeko waliwo banansi ba Tanzania 12 abaafira ku […]

Polisi eggadde enguudo eziyita ku palamenti.

Ivan Ssenabulya

September 26th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya   Police etegeezeza nga bwegadde enguudo zonna ezetolola parliament, nga kino ekikoze  kwewala bantu abayinza okuleeta emitawaana ku okumpi ne parliament. Aduumira police mu Kampala n’emiriraano Frank Mwesigwa  agamba nti baakitegedeko nti waliwo abantu abaagala okwekalakaasa  nga bwebaakola sabiiti ewedde parliament bweyali […]

Omusomesa Eyatigatiga Omuyizi Amabeere Aziddwayo e Luzira

Ivan Ssenabulya

September 25th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omusomesa we ssomero lya  primary erimu mu Kampala agambibwa okutigatiga amabere g’Omuyizi ow’emyaka 8 adiziddwayo mu kkomera e Luzira. Akwetereho philip nga musomesa wa music mu ssomero lya Nsooba parents primary school aziddwayo mu kkomera e Luzira oluvanyuma lw’ omuwaabi wa government […]

E Tororo akabenje katuze abantu bana.

Ivan Ssenabulya

September 25th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abantu bana kikasiddwa nga bwebafiiridde mu kabenje n’ablala 21 nebaddusibwa mu malwaliro nga bapooca. Kano akabenje kazingidemu motoka ekika kya loole , nga eno yevulungudde enfunda eziwera ku luguudo lwe Busolwe-Tororo. Atwala Poliisi y’ebidduka mu kitundu kya Bukedi, Ogwal Kasule gambye nti […]

Gen Muntu alabudde amagye okwewala Togikwatako.

Ivan Ssenabulya

September 25th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Eyaliko omuduumizi w’amagye ge UPDF Gen Mugisha Muntu asabye amagye ge gwanga obutageza kulaga ludda mukaweefube ono agenda mu maaso ow’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Nga ayogerako ne banamawulire e Luweero mukaseera kano gyali,Gen Muntu agambye nti amagye galina kubeera […]

Lukwago ayagala kuliyirirwa obukadde 700.

Ivan Ssenabulya

September 25th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Omulodi w’ekibuga Kampala Ssalongo Erias Lukwago adukidde mu kakiiko akalera edembe ly’obuntu  aka uganda Human rights commission , nga y’emulugunya  olwa police okumukwata nga eky’onziira sabiiti . Kinajkirwa nti sabiiti ewedde bweyali agenda okwetaba munkola eya ‘’Togibikula’’ Police yamkwata mubukambwe  obwekitalo. Kati […]

Bobi wine yeeganye eby’okuvunika gavumenti.

Ivan Ssenabulya

September 23rd, 2017

No comments

Bya shamim Nateebwa. Omubaka wa Kyandondo East mu parliament Robert Ssentamu Kyagulanyi,ategezezza nga bwatagenda kutisibwatiisibwa police olw’emisango egy’amugudwako. Kinajukirwa nti amangu dala nga yakadda okuva e bunayira  akawungezi akayise , Kyagulanyi ono yakwatidwa police n’emuvunaana omusango ogw’okukuma omuliro mu bantu  nga ayita mu katambi akamaloboozi […]

Eyabba Taxi akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

September 23rd, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah.     Waliwo omusubuzi w’ematooke mu katale k’okukalerwe avunaniddwa gwa kubba motoka. Mawanda Patrick avunaniddwa ku city hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisosoka Beartrice Kainza neyegaana omusango gw’obubbi. Wabula kino tekirobedde mulamuzi kumusindika mu komera e Luzira okutuusa October 4th lw’anadizibwa […]

Omubaka Lyomoki Aleeta Bbago Okusikira Presidenti Museveni

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omubaka wabakozi, Dr. Sam Lyomoki awandikidde omukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga, namulaga nga bwalina ekigedererwa okuleeta amateeka mu bubage ga mirundi 2. Bino webijidde ngomumyuka wa Speaker Jacob Oulanya olunnaku olwe ggulo, ekiteeso ekyokubaga ebbago ku kukjja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we […]