Amawulire

Kooti Egobye Wakayima mu Palamaneti Nejjulizaawo Ekifo kye

Ivan Ssenabulya

September 15th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti ensukulumu egobyeabade omubaka wa munisipaali eye Nansana munna DP Wakayima Musoke, ngomubaka wekitundu kino era ekifo kye kisiddwamu gweyavuganya naye Robert Ssebunya. Omusango guno guubadde mu maso  g’abalamuzi 3 okubadde amyuka ssabalamuzi Steven Kavuma, Cheborion Barishaki  ne  Hellen Obura  nga bano […]

Brenda Asinde yemubaka omukyala owe Iganga.

Ivan Ssenabulya

September 15th, 2017

No comments

  E Iganga ewaabade okulonda kw’omubaka omukyala owa district agavayo galaga nga munna NRM Brenda Asinde Suubi  bweyawangudde  banne bonna. Omukyala ono Asinde  afunye obululu 43,197  , songa ye munne  Mariam Nantale owa FDC eyamubbe obubi afunye obululu  24,077 bwokka. Wabula newankubadde guli gutyo ye […]

Omutaka Wekika Kye’ngabi Bamuterese

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Omutaka w’Ekika ky’Engabi, Nsamba Joseph Kamoga Lubega Lukonge aterekeddwa mu kitiibwa ku ttaka ly’obutakabwe e Buwanda Mawokota. Ng’Obuwangwa bwebulungamya, asibiddwa mu migugu gy’Embugo kikumi (100). Mu bubaka bwa Ssaabasajja obusomeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, Beene yebazizza Omutaka olw’okukuuma obulungi eby’obugagga by’Ekika ky’Engabi. […]

Aba NRM Baanukudde Abatisatiisa ku Byokujja Ekkomo ku Myaka

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Oluvanyuma lw’ababaka ba parliament abatawagira kiwendo kya kyakujja komo ku myaka gy’amukulembeze wa gwanga okuvaayo olunaku olwe ggulo, nebata akaka, kati olwaleero nebanna NRM bazzizza omuliro nga bagamba nti tebagenda kuva ku mulamwa. Bwebabadde bogerako ne banamawulire ku parliament bano bagambye nti […]

Omubaka omukyala eyasooka wakusiimibwa.

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2017

No comments

Bya kyeyune moses .     Olunaku olwaleero Palamenti  ya uganda lwegenda okusiima omubaka omukyala eyasookera dala mu parliament nga ono ye Florence Alice Lubega. Kino kikoleddwa nga  ebimu kubikujuko eby’okujukira nga bwegiweze emyaka 60 bukyanga bakyala beegatta mu by’abufuzi. Lubega ono yoomu kubakyala  abaatula […]

Amyuka ssenkulu we Makerere atuuzibwa leero.

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.     Olwaleero amyuka ssenkulu wa Makerere university omugya Prof Barnabus Nawangwe lwagenda okutuuzibwa mubutongole nga ono yazze mubigere bya Prof John Dumba Ssentamu. Ssentebe w’akakiiko akatwala etendekero lino Eng Charles Wana-etyem  atubuulidde nti omukolo guno gwa saawa munaana , era nga […]

Okulonda kwe Iganga kutandise.

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe. Wetwegerera nga abalonzi be Iganga baatandise okukuba akalulu , mukaweefube w’okujuza  ekifo ky’omubaka omukyala owa district eno. Kinajukirwa nti ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lw’okufa kwa Hailat Khauda eyali omubaka waabwe, nga ono yafa mu mwezi gw’akutaano. Twogedeeko n’ayogerera akakiiko k’ebyokulonda […]

Ombumbejja Muggale Aterekeddwa Akawungeezi ka Leero

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

KASUBI Bya Shamim Nateebwa Enkuminenkumi zabebitiibwa nga bakulembedwamu Katikkiro wa Buganda Owek. Charles Peter Mayiga beyiye e Kasubi nabulagala mu kutereka Ssenga wa Ssaabasajja Kabaka, Omumbejja Beatrice Julian Muggale aterekeddwa mu Masiro ga ba Ssekabaka e Kasubi Nabulagala. Mu Kusooka wabaddewo okusabira Ssenga wa Ssaabasajja, […]

Omumyuka Wo’mukubiriza wa Palamenti Jacob Oulanya Alabudde kukye Kkomo ku Myaka

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omumyuka womukubiriza wolukiiko lwe gwanga Jacob Oulanyah alabudde ababaka ba NRM abaseesa mu kyokujja ekkomo ku myaka egyomukulembeze we gwanga, ngagambye nti bwebinabakyukira nga bino byebabunya ngekiri bifunye okuwakanyizibwa okuva mu bantu, palamenti ssi yanavunanyizibwa. Oulanyah okukola okulabula kuno, kidiridde omubaka wa […]

Ssabasajja Akungubagidde Ssenga we Omumbejja Muggale

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda 11 akungubagidde Omubejja Juliana Beatrice Muggale eyaserera ku lunaku olwo’kutaano. Mu bubaka obusomedwa Nalinya, Dina Kigga ategezezza ngono bwabadde ekyokulabirako eri olulyo olulangiira nobwakabaka bwa Buganda ngabadde mukakamu era muzza nganda eri abantu ngabadde muwabuzi we. […]