Amawulire

Ababaka bayimbuddwa

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya Samuel ssebuliba   Kyadaaki ababaka ba parliament abaakedde ku kitebe ky’abambega  ba  police wano e kibuli bayimbudwa ku kakalu ka police. Kinajukirwa nti ababaka babiri okuli Muhammad Nsereko ne Allan Sewanyana basiibye ku police, nga benyonyolako kubigambibwa nti babade bakozesa ebigambo eby’obusagwa nga balwanyisa […]

Maama asse Abalongo be nga Talina Kya’kubaliisa

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya Edson Kinene-Rukungiri Police ye Rukungiri eri ku muyiggo ku mukazi, eyakaidde abaana be abalongo nabatta. Kigambibwa Nyangoma ne Nyakato babadde ba myezi 9. Sarah Monday owemyaka 28 nga mutuuze we Kagarama mu ggombolola ye Buhunga atebererzebwa okutta abalongo be. Okusinziira ku Kasoga Sylivia, omuisirikal […]

Omukyala omulala atiddwa e Ntebe

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe. Agave e Ntebe galaga nga  bwewaliwo omulambo gw’omukyala omulala oguzuulidwa , kati nga ono awezezza abakyaala 21 abakatibwa mubanga lya myezi 3 gyokka. Omugenzi ategerekese nga Harriet Nantongo  omuutuuze we Kabale ‘A’ , awo ekatabi ono abadde yabula okuviira dala ku lw’okusatu […]

Ababaka bakyali kibuli

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba   Nakaakano ababaka ba parliament abaayitiddwa kukitebe kya police okw’enyonyolako bakyali kukitebe ky’abambega wano e kibuli. Kinajukirwa nti egulo police yawandiise abaluwa enkambwe nga eyita ababaka okuli Muhamad Nsereko , Theodroo Ssekikubo, Allan Ssewanyana ,Barnabsa Tinkasimire ne Monica Amoding , nga bano […]

Banna-diini Bagala Kalulu Ke’kikungo ku Kkomo ku Myaka

Ivan Ssenabulya

September 18th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Banna-diini mu nga begattira mu kibiina The Inter-Religious Council of Uganda bakosaba wategekebwewo akalulu akekikungo, ku nomgoseerrza mu ssemateeka, okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga 75 gyalina okukomako okufuga. Bano batuzizza olukungaana lwabanamawulire ku wofiisi zaabwe nebabaako byebasaba wakati mu bigambo […]

Omubaka Nsereko Na’balala Bayitiddwa Okukola Sitetimenti

Ivan Ssenabulya

September 18th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Police eyise omubaka wamasekati ga Kampala mu Parliament, Mohammad Nsereko ne banne abalala 3, bakole statement ku bigambibwa nti bakumye omuliro mu bantu. Mu bbaluwa eyawandikiddwa Odong Mark Paul nga 15th September 2017, kulwa atwala okunonyereza ku buzzi bwemisango, omubaka Nsereko, owe […]

Peter ssematimba ye mubaka wa Busiro south

Ivan Ssenabulya

September 18th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah.   Kooti ejulirirwamu kyadaaki ekakasiza nga Pastor Peter ssematimba bwali omubaka omutuufu owa Busiro south nga ono aludde ebanga nga yeebiriga ne munna-DP Steven ssekigozi eyavuganya naye. Kinajukirwa nti Ssematimba ono yeyadukira mu kooti eno oluvanyuma lw’omulamuzi  Lydia Mugambe  okusazaamu okulondebwakwe bweyakikakasa […]

Omusajja yetuze lwamukyala kunoba

Ivan Ssenabulya

September 18th, 2017

No comments

Bya Kirunda abubaker. Mu disitulikiti ye Buikwe omusajja wa myaka 43 asazeewo okwetuga nga enonga ya mukyalawe kumulekawo. Emma Gumisiriza kaakano y’emugenzi , nga ono omulambogwe gusangidwa nga gulenjejera munjuuye gy’abade apangisa mu Kizungu zone mu munisipaali ye Njeru. Abatuuze bagamba nti omugenzi abadde aludde […]

Obutuuze obw’emurundi ebbiri bwakutongozebwa.

Ivan Ssenabulya

September 18th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Government etegeezeza nga bwegenda okutuukiriza enkola ey’okiriza banna-uganda okubeera n’obutuuze obw’emirundi 2 mu  April wa  2018. Bwabadde ayogerera mu tabamiruka w’abanna-uganda ababeera mu Bungereza, speaker wa parliament ya uganda Rebecca Kadaga agambye nti mukaseera kano mpaawo muziziko uganda gw’erina kubanga n’eteeka […]

Bannansi ba Tanzania 13 bafudde.

Ivan Ssenabulya

September 18th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Polisi ekakasasiza nga abantu 13 bwebaafiridde mukabenje akaagudewo kuluduudo lwe Masaka mukiro ekikeeseza olw’aleero, songa munaana banyiga biwundu. Kano akabenje kagudde wano ku kyalo Lubanda  okumpi n’omugga Katonga mu district ye Mpigi. Charles Ssebambulidde nga ono yayogerera police ekola ku biduka […]