Amawulire

Owa Buleke Dawuni Agaanye Okusika Mmotoka ya Bobie-Wine

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2017

No comments

Bya JOSEPH KATO ne DERRICK WANDERA Police egezezaako ekibinja kyabawagizi bomubaka wa Kyaddondo East mu palamenti Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine ababdde akomawo okuva mu kibuga New York mu gwanga lya America. Omwogezi wa poliisi mu Kamapala nemiriraano Emilian Kayima, akaksizza nti ababadde […]

Akabenje e Kakiri Katuze Abatanakakasibwa Muwendo

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abantu abatanakakasibwa muwendo kigambibwa nti bafiridde mu kabenje kagudde e Kakira mu distruct ye Jinja. Okusinziira ku berabiddeko abantu 3 bandiba nga bebasirikidde mu kabenje kano. Mmotoka kika kya Taxi UAZ 772/H eyingiridde ki trailer namba UAB99Y/ ngeno ebaddeko enamba endala UAF […]

Lukwago Ayagala Kumuliyirira, Ne Poliisi Emunonyerezaako

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye ne Benjamin Jumbe Lord mayor wa Kampala, Erias Lukwago ayagala poliisi emuliyirire, nokumwetondera olwengeri eyobukambwe gyebamukuttemu, okuva mu maka ge e Wakalinga olunnaku lwe ggulo. Lukwago agamba nti poliisi yezinzeeko amak ge, nebamukwakula ku wankaaki nebatuuka nokumuyuliza engoye. Kati Ategezezza nti awandikidde […]

Omugwira eyawemulide mu Dubai akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Mu DUBAI waliwo omusajja enzaalwa ya Bungereza akwatiddwa nga ono kigambibwa nti aliko omugoba w’emotoka gweyalaze olugalo olw’omumakati mungeri ewemula Jamil Ahmed Mukadam omutuuze we Leicester, yafunye obutakaanye n’omugoba wa taxi ey’amulemesezza okuvuga nga bali mu jaamu, kale wakati mubusungu n’amulaga olugalo […]

Abatemu basse omusubuzi e Bukomansimbi.

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2017

No comments

Bya Getrude Mutyaba.   Poliisi mu district ye Bukomansimbi eri mu kunoonya ekibinja ky’ababbi abaalumbye omusuubuzi n’ebamutta nga kw’ogasse n’okulumya mukyalawe ali olubuto. Israel Lutaaya omutuuze w’eKiryajuma mu gombolola ye Bigasa mu district ye Bukomansimbi y’attiddwa abatemu abatanategeeekeka. Lameck Kigozi nga y’ayogerera poliisi mu greater […]

Palamenti Eyongezeddwayo Wakati mu Bbugumu

Ivan Ssenabulya

September 21st, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe ne Samule Ssebuliba Omumyuka womukubiriza wa palamenti, Jacob Oulanya awaliriziddwa okwongezaayo olutuula lwa leero, oluvanyuma lwababaka naddala ku ludda oluvuganya gavumenti, okutabanguka. Ababaka batanudde okulekanira waggulu, nga mpaawo kiyinza kugenda mu maaso. Oulanya agambye nti tayinza kukubiriza palamenti eyabantu abakaawu. Kati oluvanyuma […]

Ekiteeso Ekyokusaba Oluwummula Okujja Ekkomo ku Myaka Tekiri ku Bitesebwako

Ivan Ssenabulya

September 21st, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ekiteeso ekyokujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga tekiri ku lukalala lwebyo ebigenda okutesebwako olwaleero nga bwekibadde kisubirwa. Kinajukirwa nti ba-speaker ba parliament 2  baakava mu kafubo akokusalawo ebinatesezebwako, wabula tutegeezedwa nti olupapaula lwebakanyizako lulaga nti ekiteeso ekyokusaba oluwummula, okugenda okubaga ebbago […]

Abe makerere nabo bekalakaasa lwa Togikwatako.

Ivan Ssenabulya

September 21st, 2017

No comments

Bya Ndaye moses. Abayizi  be Makerere wetwogerera nga baguddde mudene okw’olekera ekibangirizi kya ssemateeka, kko ne parliament, nga nabo bawakanya eky’okuja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Mukaseera  kano abamu batuusse wano e Wandegeya batambula, songa basatu kubakulembeze baabwe police emaze okubakwata.

Omuloodi akwatidwa- ensonga ya togikwatako.

Ivan Ssenabulya

September 21st, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Omulord w’ekibuga Kampala Erias Lukwago wetwogerera nga ye amaze okukwatibwa ono y’omu kubantu ababade bategese okutambula nga boolekera ekibangirizi kya ssemateeka wansi we nkola eya Togibikula. Ono police emujje mu makaage e Wakaliga  bwabadde agezaako  okugenda ku city hall webabade bagenda okukunganira […]

Ebyekiteeso Kyokujikwatako Bikyali mu Lusuubo

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omumyuka wokubiriza wa palamenti asabye ababaka abesunga okuleeta ekiteeso kyokuleeta ebbago ku myaka nti balindeko, kubanga kiri mu lusuubo. Jacob Oulanyah ababdde akubiriza palamenti akawungeezi ka leero, nagamba nti bagenda kusooka kutuula ne mukama we Rebecca Kadaga, okukanya obanga kino kinabeera ku […]