Amawulire

Ebago ly’eteka ku myaka gya president lyakusomebwa leero

Ivan Ssenabulya

October 3rd, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Olunaku olwaleero ebago ly’eteeka erigenderedwamu okujawo ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga bwerigenda okusomebwa omulundi ogusookedde dala mu palament olw’egulo lwa leero. Kinajukirwa nti omubaka we Igara West Raphael Magyezi yaweebwa olukusa okugenda awandiike ebago lino sabiiti ewedde, era bwalimaliriza kw’ekudda […]

Eyabbye amatooke awonye okuttibwa.

Ivan Ssenabulya

October 3rd, 2017

No comments

Bya Malik Fahad. Police mu district ye Sembabule  mu gombolola ye Kyabi  etaasizza omuvubuka wa myaka 25  nga ono abatuuze babade basazeewo okumutta lwakubba matooke. Ibrahim Mubiru omutuuze we Busabala mu gombolola ye Kitanda e Bukomansimbi yaawonye okufa ,abatuze bwebamusanze nga akalakaala n’enkota z’amatooke 3 […]

Gavumenti ewakanyiza ebya grunade ezaasulidwa mu maka g’ababaka ba palamenti.

Ivan Ssenabulya

October 3rd, 2017

No comments

Bya Samuel sebuliba   File Photo: Opondo nga yogeera. Oluvanyuma lw’ababaka okuli Robert Kyagulanyi owe Kyadondo East ne ne Allan Ssewanyana owa Makindye East  okutegeeza nga bwebalumbiddwa abantu abatanategerekeka ne basuula ky’ebaayise grenade mu makagaabwe, yo government bino ebiyise bya ppa. Omwogezi wa government Ofwono […]

Besigye avudeyo atabukidde abeeyita ba ”Nnasoma”.

Ivan Ssenabulya

October 3rd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye. Eyaliko president w’ekibiina kya FDC Dr Col Kiiza Besigye atabukidde abantu ebeeyita ‘’Banasoma’’ , baagambye nti besambye omulimo ogw’okulungamya egwanga, kko n’okwetaba mukawefube ow’okununula egwanga okuva mu kyayise ‘’obuwambe’’. Bwabadde ayogerera mu makaage wano e Kasangati Besigye agambye nti abantu bano beetwala […]

Gen Katumba Wamala akyaliddeko omubaka Zaake mu ddwaliro

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Joseph Kato Eyali omuddumizi we gye lye gwanga, minister omubeezi owebyentambula Gen Katumba Wamala akyaliddeko omubaka owa munispaali eye Mityana Francis Zaake, gwagambibwa nti yakuba. Okusinziira ku taata womubaka Zake nga ye Emmanuel Mutebi, Gen Katumba asabye byonna ebyaliwo mu palamenti obutabawula, era obutasattulula […]

Aba FDC bagala Gen Katumba Wamala yetondere omubaka Zaake

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Aba FDC basabye minister omubeezi owebyentambula, Gen. Katumba Wamala okwetondera banna-Uganda nomubaka wa munispaali eye Mityana, Francis Zaake bweyamukakanyeko okumutujja zzi musolola ndaggu, wakati mu kavuvungano akaliwo. Waliwo ebifananyi bya TV ebyalaze Gen. Katumba ono, ngawuttula omubaka Zaake, nga mu kiseera kino […]

Abe Makindye bakusisinkana Spiika lwaki yagoba omubaka waabwe Ssewanyana

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Oluvanyuma lwomukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga, okugoba ababaka ba palamenti abagambibwa nti bebakola effujjo, abatuuze be Makindye bategezezeza nga bwebagala okuwayaamu na speaker yenyini ababuulire kiki kyayagaza omubaka waabwe. Bano bagamba nti tebanamanya speaker lwaki alinga awalana omubaka waabwe Allan Ssewanyana. Bano […]

Abenganda zo’mutembeeyi eyafiira mu mwala bagala obukadde 800

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Abenganda zomukazi eyali omutebeeyi wokunguudo, Oliver Basemera owemyaka 37 eyagwa mu mwala gwe Nakivubo, abakwasisa amateeka bwebaali bamugobaganya baddukidde mu kooti enkulu. Bano bawawabidde ekitongole kya KCCA ne Ssabawolererza wa gavumenti nga bagala okubaliyirira obukadde 800. Muwala womugenzi Rose Nalujja neba kooja […]

Abatemu balumbye ebyalo bisatu e Kalungu.

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Malik Fahad Jingo. Nate abatemu bazeemu okutigomye ebitundu bye masaka ne district ezirinayeewo, nga mu kiro ekikeeseza olw’aleero batemye abantu ku byalo bisatu mu district ye Kalungu. Eno enjega ebadda mu gombolola ye Lwebenge, era nga ebyalo ebikoseddwa kuliko Kikoota, Kalumaga, ne Bukiri  nga […]

Ababaka 13 abaalwanira mu Parliament banonyezebwa.

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Andrew Baagala. Police etegeezeza nga bwesazizaamu akakalu kw’eyali eyimbulidde ababaka 13   abakwatibwa mukadde kali parliament weyajiramu akacankalano Sabiiti ewedde. Twogedeko n’ayogerera ekitebe ky’abambega ba police Vincent Ssekate n’agamba nti bano ababaka baabade balina okuddamu okweyanjula ku police kyoka mpaawo gwebaalabyako. Ababaka aboogerwako kuliko Nandala […]