Amawulire

Poliisi etandise okunonyereza kuba Boda Boda 2010 abakubye abayizi

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

bya Ritah Kemigisa Poliisi etegezeza nti eguddewo okunonyereza ku byabadde e Nateete nga kigambibwa waliwo ekibinja kyaba boda boda 2010, abalumbye abayizi nabasomesa baabwe nebatanul okubakuba, ababadde bamabadde obuwero obumyufu ku mitwe. Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Emilian Kayima ategezeza bananamwulire nti wabula tewali […]

Bus ekutte Omuliro

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Bya Magembe Sabiiti Abantu abasoba mu 50 basimatuse okufira mu kabenje ka motoka oluvanyuma lwa Bus ya kampuni ya LINK mwebabadde batambulira okwabika omupiira oluvanyuma nekwata omuliro nesanawo. Akabenje kano kagudde ku kyalo Luswa mu gombolola ye Myanzi e Mubende nga Bus eno ebadde eva […]

Akakiiko ke’byempiliziganya kakanyizza nemikutu gyamawulire

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Bya Damlie Mukhaye Akakiiko akebyempuliziganya kefukuludde, nekajawawo envumbo gyekaali kateeka ku Radio ne TV ezaali ziwereza buli kigenda mu maaso butereevu ku mpewo, mu ku nsonga zokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Kinajukirwa nti ku lunaku ababaka lwebalwanira mu parliament akakiiko kano kaayisa ekiwandiiko […]

Abasawo abali mu Kutendekebwa Bekalakaasa

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abasawo abali mu kutendekebwa, batanudde okwekalakaasa emisana ga leero. Bano nga bakulembeddwamu akulira ekibiina ekitaba abasawo mu gwanga ekya Uganda medical association, Dr. Ekwar Obuku, bolekedde ku kitebbe kya ministry eyebyobulamu wakati mu bbugumu, okuyimba nolekanira waggulu ebyo byebabanja. Bano bawakanya ekya […]

Eyatambulira mu mudo gwa KCCA yejeeredde.

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Omusajja ow’emyaka 23 awonye  e kkomera oluvanyuma lw’okumwejereza omusango gw’okusangibwa ng’asalimbira mu muddo gwa KCCA Musika  Abdul  asomeddwa  omusango  guno mu kkooti ya City Hall  mu maaso g’omulamuzi we daala  erisooka Beatrice Kainza  nagukiriza. Musika  yetondedde  kkooti  era  n’asaba  omulamuzi  amusonyiwe. Guno […]

Omutembeyi wa Ssekokko atanziddwa emitwalo Kkumi.

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti ya city hall eriko omusajja gwewadde ekibonerezo  ky’akusasula  ngasi ya kkooti ya mitwalo 10 oba okumala ennaku 15 mu kkomera e Luzira lw’akusangibwa ne Ssekoko bbiri . Obbo Lawrence yaasomeddwa  omusango  gw’okutunda sekoko  nga  tasose kufuna lukusa okuva  mu  kitongole kya […]

Amyuka Ssentebe w’ekibitongole ekitekatekera egwanga afudde.

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe. Olwaleero egwanga likeeredde kumawulire gakufa kwa Dr Abel Rwendeire nga ono yabadde amyuka akulira ekitongole ekikola ogwokutekatekera egwanga ekya National planning authority. Ono era yeyakuliramu akakiiko akaatekebwawo President okunonyereza ku nsonga ze Makerere, wabula nga waafiridde nga alipoota eno tenatuuka mu maaso […]

Kattikiro asisinkenye Aboogezi boku mikolo

Ivan Ssenabulya

October 4th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda, Owek. Charles Peter Mayiga asisinkanye aboogezi Bo’kumikolo n’abasibirira entanda omuli, okulungamya abakko kungeri gyebalina okweyisaamu ku buko, abakko obutaddamu kuzina mazina nga bali ku buko, Abako obutaweebwa mukisa kwogerera ku buko, omuko okusooka okusimba omuti nga tannava ku buko, […]

Betty Kamya yegaanye okufulumya emmundu ya Kibuule

Ivan Ssenabulya

October 4th, 2017

No comments

Bya Moses Kyeyune Minister wa Kampala, Beti Kamya yegaanye okufulumya emmundu eyali eyingiziddwa munda mu palamenti omutesezebwa. Betty Kamya agambye nti erinnya lye aliwuliddeko nga lyogerwako neriwandikibwa nemu mpapula zamawulire nga bweyakukusa emmundu ya Minister omubeezi owobutonde namazzi Ronald Kibuule, okujifulumya palamenti. Kamya agambye nti […]

Kadaga agambye nti kikafuuwe tajja kwetonda

Ivan Ssenabulya

October 4th, 2017

No comments

Bya Moses Kyeyune Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, Rebecca Kadaga alayidde obutetondera aboludda oluvuganya gavumenti, olwokubagoba mu palamenti. Bangi babadde bavumirira spiika, kungeri gyeyagobamu abavuganya gavumenti natuuka nokukiriza abagwira, okuyingira mu palamenti, abegye erikuuma omukulembeze we gwanga, bwebaali bakwakanya ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we […]