Amawulire

Magyezi mweralikirivu olwabababaka abatuula ku kakiiko kamateeka

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omubaka wa Igara West mu Palamenti, eyalaeeta ebbago eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga Raphael Magyezi olwaleero yemulugunyizza ku kakiiko ka palamanti akamateeka, ebbago lye gyeryasindikibwa. Magyezi mweralkirivu nti abasing ku babaka abatuula ku kakiko kano, balagga dda kyekubiira ku tteeka […]

Omuliro mu bbaala Entebbe gusanyizaawo byabukadde

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ebintu byabukadde na bukadde byebisirikidde mu muliro ogukutte Rios bar and restaurant e Lweza kulwe Entebbe, olwaleero. Omuliro guno gwatandise ku kalasa mayanzi ku mwaliiro ogusembayo, okubadde obuyumba obwe ssubi olwo negulanda nokukka wansi. Omuddumizi wa poliisi enzinya mwoto mu gwanga Micheal […]

Omuyaga gulese amayumba ku ttaka e Lyantonde

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya Gertrued Mutyaba Ebyalo ebisoba mu 10 mu district ye Lyantonde bikoseddwa kibuyaga era nga abantu bangi bafiiriddwa ebirime byabwe kko namayumba okumenyebwa Ebyalo ebimu ku bikoseddwa kuliko Lyantonde rural Kooki A, B ne C, Kabatema, Kaliro, Kyamuyonga, Kasaka, Kyagalanyi n’ebirala. Yye  amyuka Omubaka wa […]

Attiddwa nebamujjamu amaaso

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abatuuze  ku kyalo kye Kanyogogga  wano e Kawanda mu gombolola ye Nabweru amakya galeero bagguddemu ekyekango bwe bagudde ku mulambo gw’omuntu atateegeerekese ng’atiddwa mu bukambwe ne bamuggyamu n’amaaso. Omugenzi abatuuze babadde tebamumanyi mannyage wabula ng’abadde musajja mukulu wakati we myaka 45. Omulambo […]

Omumyuka wa Ssabalamuzi Yetonze olwokulwawo kwomusango gwa Alipanga

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omumyuka wa ssabalamuzi we gwanga omugya, Alfonse Owiny-Dollo yetondedde egwanga olwokulwawo, okuwulira omusango oguli mu kooti ya ssemateeka negulyoka gukandalirira okutuuka olwaleero. omulamuzi Dollo era yetondedde eyawaaba omusango guno munna NRM, Benjamin Alipanga ngawakanya okutigtika mu kawayiro 102(b) akateeka ekkomo ku myaka gyomukelmbeze […]

Abaana bakutte Headmaster nga yeegadanga nemunaabwe.

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya SIMON PETER EMWAMU. Mu district ye Katakwi waliwo abaana abakutte omulu w’esomero elya Okokorio primary school, nga ono bamulanze kudda ku munaabwe gwabadde asomesa n’amusobyako. Abaano bano bagamba nti omukulu w’esomero lino baamusanze lubona nga ali nemunaabwe ow’emyaka 15 banyumya kabozi, kwekumukwata yogayoga ku […]

Olunaku lw’abavubuka mu Buganda lutuuse.

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

  Bya Shamim Nateebwa. Mnister w’abavubuka  mu bwakabaka bwa Buugandda owek.Henry Kiberu Ssekabembe alangiridde olukiiko olugenda okuteekateeka olunaku lw’abavubuka mu Buganda. Olukiiko luno lugenda kukulirwa Ssenkusu Joseph Balikudembe  nga ono ye ssentebe songa yyo  entikko y’emikolo yakubeera mu Ssaza lye Kyaggwe omwezi ogujja nga 10th/11/2017. […]

Ebitongole bya gavumenti ebitagasa byakugattibwa.

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Ministry ekola ku nsonga z’abakozi ba government etegeezeza nga bwegenda okutandika okulongoosa , kko n’okugatta ebimu ku bitongole bya government obutasukka November omwaka guno. Kinajukirwa nti omwaka guno omukulembeze we gwanga aliko ebaluwa gy’eyawandiika nga agamba nti ebitongole bya government nga […]

Okulonda kwa kenya kwongedde okutabuka.

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Agavva mu gwanga lya kenya galaga nga eby’okulonda kweno bwebyongedda okukaluba, nga kino kidiridde nate kooti enkulu mu gwanga lino okukiriza omuntu ow’okusatu okw’egatta mu lw’okano lw’obwa president. Akiriziddwa ye munna-Thirdway Alliance Ekuru Aukot,nga mukaseera kano omulamuzi wa kooti enkulu Justice John […]

Abavunanibwa okutta Omugenzi Kaweesi babazizaayo e Luzira

Ivan Ssenabulya

October 10th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Abantu abavunanibwa okumula eyali omwogezi wa poliisi Andrew F. Kaweesi basindikiddwa ku alimanda e Luzira, nga tebategedde na wa okunonyererza ku misango gyabwe wekutuuse. Omuoamuzi we ddaal erisooka mu kooti ye Nakawa, Noah Sajjabi  abasindise ku alimanda okutuusa nga October 24th  2017. […]