Amawulire

Uganda esiimye emirimo gy’omulangira Agha khan.

Ivan Ssenabulya

October 9th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses.   Gavumenti ya Uganda esiimye Naggagga , Aga Khan n’omudaali ogusingayo obukulu, mu Africa ogwa, Pearl of Africa medal. Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni yawadde Aga Khan omudaali guno , wamu nebanna-uganda abalala 10 President asiimyye Aga Khan olw’enkulakulana gyagasse ku […]

Abantu 10 bebaakwatidwa mu bikujuko bya KCCA.

Ivan Ssenabulya

October 9th, 2017

No comments

Bya kato  joseph. Police yakutte abantu abantu 10 mu bikujuko ebya Kampala City festival ebyabadewo akawungezi akayise. Twogedeko n’aduumira police mu Kampala n’emiriraano Frank Mwesigwa n’agamba nti abaakwatidwa bonna baggalidwa  wano ku Cps era nga leero lwebagenda okusunsulibwamu, abamu batwalibwe mu kooti. Wabula ono awakanyizza […]

Leero meefuga ga uganda ag’omulundi ogwa 55.

Ivan Ssenabulya

October 9th, 2017

No comments

Ba Benjamin Jumbe . Olwaleero uganda lw’ejukidde nga bwegiweze emyaka 55th bukyanga  efuna bwetwaze okuva mu mikono gy’abakulembeze b’amatwale  mu mwaka gwali gwa 1962. Emikolo emikulu egy’omwaka guno gitegekedwa mu district ye Bushenyi , era nga ku luno omulangira Karim Aga Khan 1V ye mugenyi […]

Eyajjamu olubutto bamuvunanye

Ivan Ssenabulya

October 6th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti yekibu etuula ku City hall etaddewo olwanga 20th October 2017 okutandika okwulira omusango gwomuwala owemyaka 20 avunanibwa okujjamu olubuto. Mutonyi Vickie asimbiddwa mu maaso gomulamuzi we ddaala erisooka, Moses Nabende wabula omusango nagwegaana. Muntonyi yewunyisizza kooti, bwebamubuzizza kyamanyi ku lubuto lwe, ngamba nti […]

Ssemujju ayogererdde amefuga

Ivan Ssenabulya

October 6th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Nga gavumenti eri mu ketalo okukuza amefuga ge gwanga agomulundi ogwa 55th, bbo aboludda oluvuganya bakyagenda mu maaos okwogerera emikolo amafukuule. Emikolo gyomwaka guno emitongole gigenda kukwatibwa mu distrct ye Bushenyi ku Bbalaza ya wiiki ejja. Kati okusinziira ku nampala waboludda oluvuganya […]

Eyavuganya ku bukulembeze bwe gwanga Mabirizi avuddemu omwasi

Ivan Ssenabulya

October 6th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Eyavuganyako ku bukulembeze bw’eggwanga mu kalulu aka 2016, Helton Joseph Mabiriizi awakanyizza ennogosereza mu ssemateeka akawayiro 102/b akulubiridde okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Mabirizi abadde mu lukungaana lwabannamawulire olutedde e e Mengo, nalabula bann-Uganda nti ssinga banakiriza akawayiro kano, okujibwa […]

Okusabira Obwakabaka kubadde mu mizikiti

Ivan Ssenabulya

October 6th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Wabaddewo okusaba okwenajawulo okwetolola obwakabaka bwa Buganda olwaleero, mu kwetegekera amafugga ga Buganda agokubawo ku Sunday eno. Minister webyamawulire, Owek. Noah kiyimba yakikiridde obwaka bwa Buganda mu kusaba ku muzikiti gwa old kampala nga yasomye ekiwandiiko okuva mu office ya Katikkiro wa […]

Ebibiina byonakyewa bitaddewonobukwakulizo eri poliisi kubya Boda Boda 2010

Ivan Ssenabulya

October 6th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ebibiina byobwanyewa 9 ebivumiridde ekikolwa kyaba Boda Boda 2010 abagambibwa okukluba abaana be ssomero e Nateete. Bino byabaddewo nga 3rd ku ntamdikwa yomwezi guno abayizi ba Winterland Primary School, abasomesa baabwe nomusirikale wa poliisi eyabadde abakuuma, bwebalumbiddwa nebabakuba olwokwambala obuwero obumyufu. Kati […]

Eyabba omukazi namusobyako nga yaaya wawaka alaba bamuvunanye

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omuvubuka owemyaka 23 avunaniddwa oluvanyuma nasindikibwa ku alimanda e Luzira nga kigambibwa nti yasobya ku mukazi nga yaaya alaba. Mahad Sekadde omusiisi wa capati mu Kampala alabiseeko mu maaso gomulamuzi Moses Nabende, nga tamuganyizza kwewozaako namusindika mu kooti enkulu. Avunaniddwa emisango ebiri […]

Taata asse omwana we lwakulya micungwa

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2017

No comments

Poliisi mu distrct ye Pallisa eriko taata gwegalidde nga kigambibwa yatulugunyizza mutabani we, okutuuka okumutta oluvanyuma lwokulya emicungwa. Ono poliisi emumenye nga James Opio, omutuuze we Kachinga Orwaka mu ggombolola ye Agule. Okusinziira ku batuuze bano bafunye obutakanya ekyavuddeko olutalo, taata nakuba omwana ekiti ku […]