Amawulire

Omusajja yesse oluvanyuma lwomukazi okumukyawa

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda E Kamuli waliwo omusajja ow’emyaka  50 asazeewo okwetta, nga kino kidiridde mukyalawe okumukyawa. Eno enjega ebadde ku kyalo Lulyambuzi mu gombolola ye Wankole, ngono asangiddwa mu nyumba ngalengejja. Omugenzi ategerekese nga Yeseri Lubale nga ono okunyiigga amaze kukimanyaako nti mukyalawe gwayagala enyo […]

Abateberezebwa okutta Kaweesi bawereddwa obukadde kinaana.

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah.   Kooti enkulu mu Kampala eragidde gavumenti okuliwa obukadde 80 eri abantu 22 abakwatibwa ku by’ekuusa ku kutemula eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi olw’okubatulugunya okw’abatusibwako. Kuno okusalawo kukoleddwa omulamuzi Margaret Oguli-Oumo, oluvanyuma lw’obujulizi obuleetedwa nga bulaga nga bano bwebaakubwa nga […]

Omuvubuka ssse munne lwa nsimbi.

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya Magembe Ssabiiti. Mubende :Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Lugala mu gombolola y’eKitenga mu Mubende disitulikiti ,omuvubuka bw’akubye munne akakumbi ku mutwe n’amutta nga ensonga ya nsimbi. Omugenzi ategerekeseeko lya Yowana nga bano babadde baakajja ku kyalo kino okupakasa kyoka bwebakayanidde emitwalo ekumi nogumu zebaafunye, […]

Ebibuuzo bya siniya ey’okuna bitandika ku mande.

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

By Damalie Mukhaye . Oyo ye prof.Odong. E kitongole ekikola ku by’ebibuzo  ekya UNEB kitegeezeza  nga abaana abagenda okukola ebibuuzo ku mutendera gwa Siniya ey’okuna bwebagenda okutandika ebibuuzo byabwe ku Mande  sabiiti egya, wabula nga okubanyonyola by’ebalina okugoberera kutandika nkya. Bwabade ayogerako ne banamawulire, ssabawandiisi […]

Ab’e Makerere bavumiridde eky’okwebuuza ku bago ly’eteeka ku myaka.

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Abasomesa  ku tendekro ekulu ely’e Makerere bavudeyo nebavumirira ekya government okuteeka ensimbi enyingi mu by’okwebuuza ku by’ebago lyeteeka  ku myaka gy’omukulembeze we gwanga,nga bagamba nti kuno kudiibuda. Bwabadde ayogerako ne banamawulire, akulira ekibiine ekitaba abasomesa bano Dr. Muhammad Kigundu  agambye nti egwange […]

Omwezi gwa Kokolo no’mulanga abantu okwekebeza

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Monitor Publications Limited yakugenda mu maaso okukola emikago nabantu ssekinoomu oba amakampuni okudizza kuba kasitoma baabwe. Obweyamu buno bujidde mu mwezi guno ogwa October, ogwokumanyisa abantu ku kirwadde ekya kokolo. Dembe FM 90.4, wansi wa Monitor tukyazizza Prof Moses Galukande okuva ku […]

Hon. Rapheal Magyezi embeera emukalubiridde.

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Omubaka Rapheal magyezi nga ayogera. Omubaka we Igara West Raphael Magyezi eyaleeta ebago ly’eteeka  ery’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga  agamba nti embeera emukaluubiridde anti abantu bamukana ensimbi. Amawulire agatali makakase galaga nga omwami ono bweyaweebwa obukadde 600 nga akasiiimo olw’okuleeta […]

Ababaka baakukozesa obukadde 700 mu naku 10 zokka.

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya Ibrahim Manzil. Oyo ye Jacob Oboth ssentebe wakakiiko kano. Akakiiko ka parliament akakola ku by’amateeka akatuulako ababaka 23 kizuuse nga kagenda kukozesa  ensimbi za uganda obukadde 700 mu kwebuuza ku bantu ku nsonga z’ebago ly’eteeka ery’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Ebiwandiiko by’etugudeko […]

abe Mukono bakuteeka obuuma mu Boda Boda

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abakulembeze mu kibuga kye Mukono batogoza  enkola eyokulondola bodaboda zonna eziri mu Kibuga nekigendererwa okulwanyisa obumenyi bwamateeka mu piki piki. Bagamba nti bagenda kuteeka obuuma mu bili pikipiki eri mu Mukono, okulondoola gyeri nebyekola. Mayor wa munispaali eye Mukono George Fred Kagimu ategezezza […]

Abazadde basabiddwa okuwa abaana obudde

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Mayor wa muniapaali eye Mukono George Fred Kagimu  asabye abaana ab’obuwala okwekuuma n’okwewala akawuka ka mukenenya. Buno bwebwadde obubaka bwe eri abawala, mu kukuza olunnaku lwomwana womuddugavu. Agamba nti abaana okwekuuma, kijja kubayamba okutuuka ku birooto byabwe ebyomumaaso. Asabye abazadde okuwa abaana […]