Amawulire

Owa Buleke Dawuni Agaanye Okusika Mmotoka ya Bobie-Wine

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2017

No comments

Bya

JOSEPH KATO ne DERRICK WANDERA

Police egezezaako ekibinja kyabawagizi bomubaka wa Kyaddondo East mu palamenti Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine ababdde akomawo okuva mu kibuga New York mu gwanga lya America.

Omwogezi wa poliisi mu Kamapala nemiriraano Emilian Kayima, akaksizza nti ababadde baziyizza Bobi Wine nabawagizi be, kubanga babadde bagenda kutataganya entambula yebidduka.

Kayima agambye nti Bobie Wine tebamukutte, wabula babadde abogera naye, neku nsonga zobubaka bwabaddenga asasanya ku mikutu ji ssekayunzi ku byokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.

Kati oluvanyuma poliisi ereese, ekimmotoka Kasiringi, okusika emmotoka ya Bobi Wine, okujisika okujijja kulwe Entebbe wabula ate, omugoba waakyo neyekyusa mti yye talabye nsobi yoonna Bobie gyabadde akoze.