Amawulire

Abawakanya eky’okujja ekkomo ku myaka bataamye.

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

  Bya ivan ssenabulya. Waliwo ababaka ba parliament abakaladde nebategeeza nga bwebagenda okulwanysa banaabwe 145 ekkiteeso ky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Bano okuli Theodore Ssekikubo, Muhammed Nsereko, Banabas Tinkasimire, Okoto Ogong, Wilfred Niwagaba ne John Baptist Nambashe batuuziza banamawulire nebategeeza nga bwebatagenda kwetulako […]

Ssezaala amenye enyumba ya Mukodomi we.

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

  Bya Ivan ssenabulya . E Mukono  ku kyalo Kiyoola mu gombolola ye Nakisunga abatuuze bawuniikiridde ssezaala bwalumbye enyumba ya mukodomi we n’agikoona koona najireka ku ttaka. Ronald Kawere ow’emyaka  47 kigambibwa  nti yaafunye obutakannya n’emukodomi we Tonny Kasujja  gw’alumiriiza okumujooga n’amwogerako eby’ensimattu. Kigambibwa bano […]

Museveni waakusomesa eb’e Wakiso ne kampala.

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

  Bya Samuel ssebuliba. Olunaku olwaleero omukulembeze we gwanga Yoweri kaguta Museveni lwaagenda okuwumbawumba ekiwendo ekisooka eky’okusomesa abantu ku bw’etavu bw’okukyusa mu teeka lyetaka. Ono leero agenda kuwayaamu nebanamawulire bonna okuva mu Kampala ne wakiso munsisinkano egenda okubeera wali mu maka gobwa pulezident e entebe […]

E makerere abayizi n’abasomesa baakukwatibwa.

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

  Bya Damalie Mukhaye :E Makerere abasomesa kko n’abayizi abasoba mu 90 boolekedde okukwatibwa nga ensonga yakwenyigira mukujingirira bubonero bw’abayizi. Kino kidiridde akola ku by’ensoma Alfred Namoah  Masikye okuwandiika ebaluwa nga 7th September  nga alagira akulira eby’okwerinda  e Makerere Jackson Muchuguzi  okukwata bano bonna. Abagenda […]

Besigye Asiibye Iganga Nga’noonya Akalulu

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Munna FDC Dr Kizza Besigye asaby ebalonzi be Iganga okulonda kulwe nkyukyuka. Besigye nbakulu abalala mu kibiina olwaleero babitaddemu engatto nebolekera e Iganga  okunonyeza omuntu waabwe akalulu akokujjuuza ekiffo kyomubaka omukyala owa District, ekikalu. Besigye awerekeddwamu Patrick Amuriat Oboi, omubaka we Buhweju […]

Abantu 3 Bafiridde mu Kabenje

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Waliwo akabenje akagudde e Namanve ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja, akatuze abantu 3 olwaleero. Motoka kika kya prado namba UAD 496/E ebadde eva e Kampala okudda e Mukono eyingiridde bodaboda namba UEF 914/W ebadde  ewese  omukazi owolubuto n’omwana ngabantu […]

Ssebagala Yegaanye Okutunda Akatale ke Natete

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Eyali mayor we Kampala Alhajih Nasser Ntege Ssebagala yegaanye okubeera nomukono mu kutunda akatale ke Nateete. Ono abadde awayaamu nakakiiko akatekebwawo okunonyereza ku mivuyo wa wegyava ku nsonga zakatale kano, akamusanze mu maka ge e Munyonyo. Ssebagala agambye nti kyandiba nga waliwo […]

Eyabbye TV Bamusibye Emyezi 3

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Agambibwa  okubba TV  mu  kifo  ekisanyukirwamu  ekya  Palm  Gardens  e Kikaaya  mu  Kampala  asibiddwa  emyezi 3. Nyombi Justus myaka 23 asibiddwa omulamuzi  we daala erisoka ku City Hall Beatrice Kainza oluvanyuma lwa ye kenyini okukiriza omusango gw’obubbi. Nyombi  oluvanyuma  lw’okukiriza omusango era […]

Entiisa Omuyizi bwafiridde mu Kidiba nga’genze Okuwuga

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2017

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Omuyizi ku somero lya Humura s.s.s mu distrct ye Kyegegwa Nuwagaba Geofrey abadde asoma S.4 agudde mu kidiba kya mazzi nafa. Ekidiba omuyizi ono mwafiridde  kibadde mu maka  gomubaka omukyala owe Kyegegwa mu palament Stella Kiiza ngokufa abadde agenze kuwuga kwekulemererwa nafirayo. […]

Aba NRM Bagenda kuleeta ebbago ku Kkomo ku Myaka

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Kikaksiddwa nti, ababaka banna-NRM bagenda kwejamu omuntu aleete ebago ly’eteeka erigenda okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Bano okutuuka ku nzikiriziganya babade mu lutuula lw’akabondo kaabwe olubadde lukubirzibwa amyuka ssentebe wakabondo kano Solomon Silwany wano ku paraliament. Ekiteeso eky’okuleeta ebago lino […]