Amawulire
Omwana yeetuze lwamunne ku musinza bubonero.
Bya samuel ssebuliba. Mu gwanga lya Kenya waliwo omwana eyeetuze nga kino kidiridde okusingibwa munne mubibuuzo by’ebaakoze kyoka nga bulijjo yabadde kafulu. Omwana eyesse Clinton Okech Ojunga, owe myaka 15 nga ono abadde omuyizi ku somero elya Olodo Primary School mu kitundu ekya Homa […]
Abatakisi baagala pulezidenti afuge okutuusa nga akooye.
Bya Damalie Mukhaye Wano mu Kampala waliwo abagoba ba takisi eb’ekozeemu omulimo n’ebasalawo okukumba nga boolekera parliament nga ekibatuteyo kutegeeza bababa ba parliament nti tebakidamu okuwakanya omukulembeze we gwanga mu byayogera Bano okusinga baagala ababaka bawagiire ekyokujja ekomo ku myaka gyomuntu […]
Steven kavuma agenze ku kooti nsukulumu.
Bya Ivan Okuda. Oluvanyuma lwa Pulezidenti okulonda omumyuka wa ssabalamuzi omujja okudda mubigere bya Justice Steven Kavuma, nate tukitegedeko nti ye Kavuma alinye edaala nga kati yandifuuka omulamuzi ku kooti ensukulumu. Kinajukirwa nti Kavuma ono ekisanjakye ky’atuuka kunkomerero bweyaweza emyaka 70 eggy’esalira, kyoka amawulire […]
Kooti Egaanye Okuzukula Entaana yo’mugenzi Ivan Ssemwanga
Bya Ruth Anderah Kooti enkulu mu Kampala egaanye okuyisa ekiragiro, okukaka aba A-Plus Funeral Management Company okujjayo omulambo gwomugenzi Ivan Ssemwanga. Omutuuze Abey Mgugu, yali yadukira mu kooti ngayagala ekiragiro, entaana ezikulweyo okujjayo ensimbi zebamuziika nazo, era kirangirirwe nti kyali kimenya mateeka Bank ya Uganda enkulu […]
Entekateeka zokuziika zifulumye.
Bya Shamim Nateebwa Kyadaaki entekateeka z’okutereka enjole y’omumbejja Beatrice Juliana Muggale abade Senga wa Kabaka zifulumiziddwa. Okusinzira kuntekateeka ,leero omubiri gw’omugenzi gwakugibwa mu gwanika ate ku ssaawa mwenda okusaba kutegekebwe mu Full gospel church Makerere. Ku lw’okubiri ku ssaawa nnya okusaba kwakutegekebwa mu lutikko […]
Taata asobeza ku muwalawe.
Bya PATRICK EBONG. Mu district ye Otuke police etandise nate okuyigga omusomesa owa pulayimale agambibwa okusobya kumuwalawe omujja n’anyina ,teyakoma okwo n’amusiiga ne mukenenya. Kaggwa ensonyi ono ye Richard Odoch owe myaka 46 nga omutuuze mu gombolola ye Ogor. Ono yakwatibwa ku lunaku lw’akutaano, kyoka […]
Pulezident agenze Iganga.
By samule ssebuliba: Omukulembeze we gwanga era ssentebe wa NRM Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero asuubirwa okugendako mu district ye Iganda nga eno agendayo kukuyegera munna NRM Brenda Asinde akutte bendera y’ekibiina mu kulonda kw’omubaaka omukyaala owa district eno okugenda okudiwamu ku lwokuna luno. Kinajukirwa […]
Omuwalimu Akwatiddwa Lwa’kusobya ku Baana be Babiri
Mubende Bya Magembe Ssabiiti Police mu gombolola ye Nabingoola e Mubende ekute Lugemwa Jowalu owemyaka 45 ngono muwalimu muzikiti gwe Kiyita e Nabingoola lwakukakana ku baana be 2 okuli owemyaka 7 ne 13 nabakaka akaboozi akekikulu. Ssentebe w’omuluka gwe Kiyita, Peter Nzikire ategezeezza nga muwalimu Lugemwa […]
Abe Mukono Tebalina nsimbi Okutuuza Olukiiko
MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Olukiiko lwa district ye Mukono lulemererddwa okutuuza olukiiko, olwe bbula lyensimbi. Olukiiko lwabadde lusubirwa okutuula wakati wanga August 24th and 30th omwezi oguwedde ogwo’munaana kyoka ensimbi ne’zigaana Omukubiriza wolukiiko lwa district Emmanuel Mbonnye kino akitadde ku gavumenti nti yalwawo okubawereza ensimbi […]
Ssenga wa Kabaka Omumbejja Beatrice Juliana Muggale Aseredde
Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiiga abikidde obuganda okuseerera kwa Ssenga wa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11, Omumbejja Beatrice Juliana Muggale. Osererdde ku myaka 90, ng’abadde abeera e Mengo ku Nfudu, ngaseredde amakya ga leero. Kamalabyona wa Buganda, ategezezza nga bwebamazze […]