Amawulire

Abawagizi ba kenyatta bekalakaasa.

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.

 

 

Kenya: Abawagaizi b’omukulembeze we gwanga lya Kenya, Uhuru Kinyata beyiye ku nguudo, nga wetwogerera bagumbye wabweru wa kooti ensukulumu mu kibuga ekikulu Nairobi.

Okusinziira ku Daily Nation, bano bawakanya ensala ya kooti ensukulu gy’ebagamba nti yabasuuza obuwanguzi bwabwe bweyasazaamu ebyava mukulonda.

Kati bano bagamba nti sibakukana okujako nga kooti ekyusizza mubyeyogera.