Amawulire

Gen Sejusa akwatiddwa

Gen Sejusa akwatiddwa

Ali Mivule

June 19th, 2015

No comments

Eyali omukwanaganya w’ebitongole ebikessi mu ggwanga  Gen David Ssejjusa akwatiddwa. Ono akwatiddwa okuva ku luguudo lwa Kampala road, oluvanyuma lw’okuva mu motooka ye natandiika okuwubira ku bantu, era natwalibwa ku poliisi ya Jinja road. Ssejusa akyagenda mu maaso n’okukola statement ku poliisi ya Jinja road […]

Palamenti eragidde minisita Nyombi Thembo azzeeko Tv z`abantu

Palamenti eragidde minisita Nyombi Thembo azzeeko Tv z`abantu

rmuyimba

June 19th, 2015

No comments

Palamenti eragidde minisita omubeezi ow’ensonga za tekinologiya Nyombi Thembo aveeyo n’okunyonyola ku nteekateeka y’okusesetuka okuva ku nkola ya analog okudda ku digito nga muno tv z’abantu abamu zagyiddwako dda.   Omukubiriza w’olukiiko lw’eggwanga olukulu Rebecca Kadaga y’awadde ekiragiro kino oluvanyuma lw’abamu ku babaka ba palamenti […]

Neema egobaganye nabasenza mukibira kye Zirimiti

Neema egobaganye nabasenza mukibira kye Zirimiti

rmuyimba

June 19th, 2015

No comments

Ab’ekitongole ky;ebibira mu ggwanga balambudde ekibira kya Zirimiti mu gombolola ye Mpatta ne Ntenjeru nebagobagana nabasangiddwa nga batema emitti okusala embaawo. Bano ababadde bakulembeddwamu Ssenkulu w’ekitongole kino mu gwanga Leo Twinomuhangi saako nakulira abakuuma ekibira kino. Eno batayizza ababadde basala emiti nga basomba nembaawo emisana […]

Abayizi be Makerere bekarakasiza

Abayizi be Makerere bekarakasiza

rmuyimba

June 19th, 2015

No comments

Abayizi ku ttendekero ly’e Makerere bazzemu okwekalakaasa nga babanja ensimbi zaabwe ez’okwegezaamu mu byebasoma mu makampuni ag’enjawulo nga tebanatikirwa ezimanyiddwa nga eza Internship. Abayizi bano bagamba nti balina okufuna 380,000 buli omu okubatambuza mu kwegezaamu kuno wabula nga tebanafuna yadde omunwe gw’ennusu. Bagamba nti abakulira […]

Betty Nambooze alumbye essundiro lya mafuta e Seeta

Betty Nambooze alumbye essundiro lya mafuta e Seeta

rmuyimba

June 19th, 2015

No comments

Omubaka wa munisipaali ye Mukono Betty Nambooze Bakireke ngali wamu nabamu ku bakulembeze e Mukono balumbye essundiro ly’amafuta erizimbibwa mu kibuga kye Seeta okulinaana amasomero agawerera ddala asatu nebayimiriza omulimu guno. Omubaka agamba bano bayingira nemu kubo ate mu koona ekyandivirako obubenje. Bbo aba China […]

Kkooti e masaka olwaleero esuubirwa okusalwo ku abawagizi ba Mbabazi

Kkooti e masaka olwaleero esuubirwa okusalwo ku abawagizi ba Mbabazi

rmuyimba

June 19th, 2015

No comments

Kkooti e masaka olwaleero esuubirwa okusalwo oba ekkiriza abawagizi b’eyali ssabaminisita Amama Mbabazi abakwatibwa okweyimirirwa oba nedda. Bano baakwatibwa wansi w’etteeka ly’okukuba olukungaana oluimenya amateeka. Omulamuzi w’eddaala erisooka Ann Komuhangi ku balaza y’awulira omusango gw’abavubuka abasatu bano ogw’okukuba olukungaana olumenya amateeka wali ku Kitaka Zone […]

Abavubuka ba NRM bakubaganye

Abavubuka ba NRM bakubaganye

Ali Mivule

June 18th, 2015

No comments

Waliwo ekibinja ky’abavubuka b’ekibiina kya NRM abeeyita ba kaada 2014 abawandiikidde pulezidenti Museveni ekiwandiiko ku neyisa y’eyali ssabaminisita we Amama Mbabazi. Bano baagala agobwe mu kibiina Abavubuka bano ekiwandiiko kino bakikwanze minisita w’abavubuka  Everlyn Anite nga balumiriza Mbabazi okukuba kampeyini ng’obudde obwatekeebwawo akakiiko k’ebyokulonda tebunatuuka. […]

Mbabazi wakutandika okutalaaga eggwanga omwezi ogujja

Mbabazi wakutandika okutalaaga eggwanga omwezi ogujja

Ali Mivule

June 18th, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga  Amama Mbabazi awandiikidde akakiiko k’ebyokulonda mu butongole n’abeyanjulira nga bw’agenda okwesimbawo ku bwapulezidenti omwaka ogujja. Mbabazi yesigamye ku kawayiro namba 3 mu ssemateeka w’eggwanga akawa omuntu agenda okwesimbawo eddembe okutegeeza akakiiko kano ku nteekatekaze z’okwesimbawo. Agamba wakwebuuza ku balonzi okwetolola eggwanga lyonna […]

Aba DP e Mubende bazze ku Mbabazi

Aba DP e Mubende bazze ku Mbabazi

Ali Mivule

June 18th, 2015

No comments

Eby’ekibiina kya NRM e Mubende byongedde okwonooneka abavubuka mu kibiina kino bwebasse omukago n’aba DP okuwagira eyali ssabaminister John Patrick Amama Mbabazi alabise ng’eyavudde mu eyali mukamawe YKM7 n’alangirira okumwesimbako. Abavubuka bano nti bakooye ettuulawamu emirimu gyabula dda ebiwandiiko byabwe babitambuzza naye mpaawo webayinza kuggya […]

Abasuubuzi beekalakaasa ku energy center

Abasuubuzi beekalakaasa ku energy center

Ali Mivule

June 18th, 2015

No comments

Bbo abasuubuzi ku bizimbe bya city centre ne Energy Centre bavudde mu mbeera nebekalakaasa nga bawakanya okwongezebwa ensimbi z’amasanyalaze. Bano bagadde amaduuka gaabwe nga bagamba nekabuyonjo zebalina ku kizimbe tezimala.   Yo poliisi kati eri mu kulawuna ebizimbe byonna okulaba nga abasuubuzi bano tebakola ffujjo […]