Amawulire

Gen Sejusa akwatiddwa

Gen Sejusa akwatiddwa

Ali Mivule

June 19th, 2015

No comments

Eyali omukwanaganya w’ebitongole ebikessi mu ggwanga  Gen David Ssejjusa akwatiddwa.

Ono akwatiddwa okuva ku luguudo lwa Kampala road, oluvanyuma lw’okuva mu motooka ye natandiika okuwubira ku bantu, era natwalibwa ku poliisi ya Jinja road.

Ssejusa akyagenda mu maaso n’okukola statement ku poliisi ya Jinja road era ebisingawo tujja kubifina mu mawulire agaddako.