Amawulire

Kiprotich alidde nga mulimi

Ali Mivule

August 23rd, 2013

No comments

Embeera eyongedde okutereera eri omuddusi Stephen Kiprotich President Museveni amuwadde emmotoka ekika kya Mitsubishi Pajero n’enyumba President era abaddusi bonna abagenda e Moscow mu gya babinyweera nabo abawadde obukadde kkumi buli omu. N’oluguudo olugenda ku kyaalo kiprotich gy’ava lwakukolebwa n’obuyambi okuva mu banka y’ensi yonna. […]

Basibaganye enkalu

Ali Mivule

August 23rd, 2013

No comments

Kawefube w’okusendasenda abasomesa be Makerere okudda ku milimu agudde butaka Olukiiko oluyitiddwa akakiiko akaddukanya etendekero n’abasmesa lwabuuse tewali kituukiddwaako. Owmogezi w’abasomesa bano Louis Kakinda agamba nti bategese olukiiko olulala ku lunaku lwa balaza okugenda mu maaso n’okuteesa Kakinda wabula agamba nti musanyufu nti ab’ettendekero bakkirizza […]

Emboga gaggadde

Ali Mivule

August 23rd, 2013

No comments

  Buli omu yeeyagalira mu mulimu gwe. Abafumbi kkumi beewaddeyo okufuna emboga eyakasinga obunene mu nsi yonna Emboga eno bagenda kugisalsala baggyemue sowaani z’enva kkumi. Emboga eno eyakula n’ewola yalimwa omusajja amanyiddwa nga Peter Glaze brook  mu ggwnaga lya America. Emboga eno bukyanga bagikungula nga […]

Embeera teyerarikiriza

Ali Mivule

August 23rd, 2013

No comments

Ministry y’ebyobulamu egamba nti yakulangirira ng’eggwnaga bweriweddemu ekirwadde ekyefananyirizaako ekya Ebola ekimanyiddwa Congo Crimean hemorrhagic fever. OMuwandiisi ow’enkalakkalira mu ministry y’ebyobulamu Dr Asuman Lukwago agamba nti kino bajja kukikola ssinga tewabaawo Muntu yenna addamu kufuna kirwadde kino. Omuntu omu yeeyakafa ekirwadde kino ate omulala akyajjanjabibwa […]

Embwa ewadde KKapa omusaayi

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Embwa ne Kapa bimanyikiddwa nnyo olw’obutakwagana naye nga zino zanjawulo. Embwa erabye nga Kkapa eva olw’obutaba na musaayi yewaddeyo nebagyijjako omusaayi okutaasizza kkapa eno KKapa eno okubeera obubi emaze kulya butwa bwa mmese era nga babadde balina okugikyuusa omusaayi okugitaasa   Abasawo banguye okujjako embwa […]

Musasule empooza

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Abakulembeze mu katale ka St Balikuddembe abanagaana okusasula empoozi banawoleza walala Omwogezi w’obukulembeze bw’akatale Wilberforce Mubiru agamba nti bagenda kufuna kkampuni egenda okutandika okusolooza empooza ng’atasasule babajja okumukolako Kino kiddiridde ebippappula bi kiro kitwaala omunaku okusuulibwa mu katale konna nga bikunga abasuubuzi obutasasula mpooza

Bodaboda zakuwandiisibwa

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Ekitongole  kya KCCA kimalilizza entegeka z’okuwandikka abavuzi ba bodaboda bonna abakolela mu Kampala nga omulimu gwo okutandika okubawandika gutandika nga 9 omwezi ogugya. Akulira emilimu mu kitongole kya KCCA Jennifer Musisi agamba nti bamalirizza okukwatagana ne polisi ye bidukka ,abakungu mu minisitule ye bye ntambula […]

Akawundo akatambuza obulwadde

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Abasawo mu ggwanga lya Saudi Arabia bazudde ekirwadde kya senyigga w’ebinyonyi ekyomutawaana nga kino kiva ku kawundo. Abakugu bagamba nti akawundo kano kaava mu gwanga lya misiri ekirwadde kino gyekasooka okuzuulibwa. Wabula wadde nga abakugu basanze ekirwadde kino mu kawundo, tebakakasa oba obuwuundo bwebuviirako ekirwadde […]

Mongoota

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Abakugu mu byobulamu kyaddaaki bafunye esuubi ery’okuzuula eddagala eriwonya ekirwadde kya Mongoota. Abakugu mu gwanga lya Belguim bazudde ekiriisa nga kino kizimba omubiri nekirwanyisa ekirwadde kya Mongoota mu mubiri. Okusinzira ku kunonyereza okuva mu kibiina ky’ensi yonna ekikola ku byobulamu, ekirwadde kya Mongoota kisinga kwegirisiza […]

Mukole n’ebyaalo

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Abaami b’emiruka basabiddwa okukolagana n’obukiiko obukola ku byobulamu ku byaalo okubangula abantu ku buyonjo obwetaagisa Akulira edistrit ye Mbarara, Deus Tumusiime agamba nti obuyonjo buva ku mitendera gya wansi ng’obukiiko buno busobola okuyambako mu kusomesa abantu ku mbeera entuufu ey’okubeeramu Ono okwogera bino abadde ayogerako […]