Amawulire

Kiprotich akomyeewo

Ali Mivule

August 19th, 2013

No comments

Kiprotich azzeemu okuwangula zaabu

Ali Mivule

August 17th, 2013

No comments

Stephen Kiprotich azzeemu okuwangula zaabu mu mpaka z’omutolontoko( Marathon) Ono afuuse ow’ebyafaayo ssi nti kubanga muddusi mulungi kyokka wabula nti ne mu ggwanga akoze ekyafaayo. Ye muddusi ow’okubiri okuwangula omudaali gwa zaabu ogw’omuddiringanwa  nga ku luno addukidde essaawa bbiri n’edaakiika mwenda n’obutikitiki 51. Omwaka oguwedde, […]

Ba malaaya bazisonda

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Gwe abadde alowooza nti bamalaaya tebalina mugaso wulira bino. Mu amerika banenga kaboozi era nga bazanya cinema z’obuseegu basazewo bazine ekimansulo basonde ssente baziwe abantu abali mbu mumbeera embi. Bano bakyekoze mu baala emu era nebayoola mudidi ensimbi zino era nebaziwayo. Bwobera gwe ozikiriza, nze […]

ABkugu basindikiddwa mu Agago

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Ministry ekola ku byobulamu emazze okusindika ekibinja kyabakugu mu district ye Agago  nga kino kigenda kunonyerezza ku kirwadde ekyabaluseewo mu district eno . Bwabadde ayogerako eri banamawulire, DR issa makumbi nga yakola ku ndwade ezigwawo ,atutegeezeza nti  omuntu omu akaaksidwa okubeera nekirwadde kino , mukaaga […]

Abasomesa be Makerere bakaaye

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

  Abasomesa be makerere nate batabukidde banabyabufuzi, nga bagamba nti bano bebalemesezza okubongezza ku musaala nga bwebasaba . Muhammed Kiggundu nga yye ssentebe wekibiina kya MUAS ekitaba abasomessa bano , agamba kyebasaba sikinene ,kubanga bbo basaba ebituntu 100% ku nsimbi ezikunganyizibwa mu tendekero lino munda  […]

Bbaala y’abali obukunya

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Ebbaala abantu gyebagenda mu nga bali buswa eyagala kwongeramu binonnoggo Ebbaala eno esangibwa mu Bungereza abagendayo batuula nebakuba akaboozi nga bali bukunya nae nga teri yesisiswalamu Nnanyini kifo kino ekili mu Birmingham agamba nti kati ayagala bamukkirize aguze ba customer be omwenge kubanga bagumusaba Omusajja […]

Uganda Cranes yakugumba e Butuluuki

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

  Timu y’eggwanga eya Uganda cranes yakugumba mu ggwanga lya butuluuuki nga yetegekera okusamba omupiira gwaayo ne Senegal Omupiira guno gwegwokusunsulamu abagenda okwetaba mu z’ekikopo ky’ensi yonna Omutendesi wa Uganda, Mich agamba nti okussa abazannyi bano mu nkambi kyekyokka ekijja okuyamba abazannyi okwetegeka Omupiira guno […]

Okutangira abaana okufuna mukenenya

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Enkola anayamba abakyala abalina akawuka ka mukenenya okukasiiga abaana baabwe etongozeddwa mu buvanjuba bw’eggwanga Mu enkola eno emanyiddwa nga Option B plus,abakyala bakussibwanga ku ddagala nga embuto za wiiki 14 okutuukira ddala nga bazadde Ng’atongoza enkola eno, omukoomukulembeze w’eggwanga Janat Museveni asabye abantu okukoma okumala […]

Ssejjusa akyawumudde

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Eyali akulira ekitongole ekikessi gen David Ssejusa awandikidde spiika wa palamenti Rebecca Kadaga ng’asaba oluwummula lwe lwongezebweeyo. Kino kizze nga wakayita olunaku lumu lwokka ng’amaggye gategeezezza nga bwegagaala okufuna anasikira Ssejusa mu palamenti Ng’ayita mu munnamateeka we Joseph Luzige , Ssejusa agamba nti akyetaaga emyezi […]

Nabagereka ku baana

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Nabagereka Maama Syliva Naginda agamba nti ekivuddeko obusiwuufu bw’empisa mu baana bazadde. Ng’ayogerako eri abakyal abakulisitaayo ku kkanisa ya St John e Kawuku Ggaba, Nabagereka agambye nti abakyala beerabidde omulimu gwaabwe  buli kimu nebakirekera abakozi Mu bakyala bano mubaddemu bannamwandu aba mothers union, bakyaala b’abasumba […]