Amawulire

Obuzibu tteeka-Nambooze

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Obuzibu bwonna obuli mu KCCa buva ku tteeka Eno y’endowooza y’omubaka we Mukono Betty Nambooze agamba nti bafunye okwemulugunya okuwerako ku tteeka lino eririmu ebirumira. Nambooze agambye nti mukyala Musisi etteeka erisoma alizza wuwe olwo loodimeeya n’alabika ng’omukyaamu N’omubaka owa masekkati ga kampala Mohammed Nsereko […]

Omuvubuka asse kitaawe

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Omuvubuka eyakuba kitaawe emiggo egyamutta asindikiddwa mu kkomera Erusania Owori nga mutuuze ku kyaalo Nkombwe mu district ye Buikwe yagwiira kitaawe Erusania Oketch n’amukuba nga kw’ossa n’okumusamba era ebyaddirira kufa Bano basooka kufuna butakaanya ku nsonga z’ettaka okukkakkana nga balwanaganye Baali babeera babiri mu nyumba […]

Bamulongosezzaamu wuuma

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Omusajja ow’emyaka ensanvu alongoseddwa mu bitundu bye eby’ekyaama okuggyamu fooko eyeli yayingiramu Fooko eno gyiyite wuma ebadde eweza inch 4 Bangi beebuza yagifuna atya naye ng’agamba nti fooko eno yamuyingira ali mu kwegadanga era yasooka kukitwaala ng’eky’olusaago Omusajja ono agamba nti yali ali mu mukwano […]

Ebyenyanja bulwadde

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Ebyenyanja bimanyikiddwa nnyo olw’ekiriisa ekibirimu Naye obadde okimanyi ti olusu lwaabyo luyinza okuvaako abamu okuziyira Kino kisinga kukosa bantua bakola ku makolero g’ebyenyanja nga bangi batuuka n’okufuna Asthma.   Abalala batuuka n’okufuna ebirogologo   Kino kiva ku byuuma ebissa ebyenyanja bino n’ebibitereka okufulumya olusu lwaabyo […]

Okuwona okufuluuta yimba obuyimba

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

  Obadde okimanyi nti okufuluuta kusobola okukendeera ssinga omuntua beera ng’ayimba yimba Abasawo bagamba nti okufuluuta kuva mu misuwa gy’emimiro okubeera emigumu nga buli Muntu lw’ayimba gigonda n’atafuna muzibu mu kufulumya mukka mu kussa Bino byazuuliddwa oluvanyuma lw’abafuluusi okukunganyizibwa nebabakolako nga basiiba bayimba era bazze […]

Mwongeze abazaalisa omusaala

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Ab’ebibiina by’obwa nnakyeewa bibaze ku mulimu gw’okuwanika amaloboozi mu nsimbi ezissibwa mu by’obulamu bw’abakyala Wansi w’omukago ogwa civil society organisations on maternal health and new borns, ebibiina bino bigenda kwogeraganyaamu n’abakulu okulaba engeri ensimbi gyezongerwa mu byobulamu. Batunuulidde nnyo emisaala gy’abasawo abazaalisa ne ba naasi […]

Uganda ssiyakukiikirirwa mu Volleyball

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Tiimu y’eggwanga eya Volleyball evudde mu maka z’ekikopo kya Africa za Bakyala Empaka zino zibadde zakubaawo omwezi ogujja mu Kenya. Amyuka akulira ekibiina ekifuga omuzannyo gwa Volley Ball, Godwin Sngendo agamab nti tebalina ssente zinabatambuz an’okubabeezaawo nga bali mu Kenya

Teri kuddamu kusima makubo

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Aba kampala capital city authority bayisizza amateeka amapya eri kkampuni z’amasimu Kkampuni zino ssizakuddamu kusima makubo kuyisaamu wire okujjako nga bakkirizza okuddabiriza amakubo gebasima Kino bwekigenda okubeera ne ku miroongooti. Ebiragiro bino bissiddwaako omukono gw aminister wa kampala. Frank Tumwebaze KKampuni zino kati okusimba emirontii […]

Sejusa tukyamuwenja

Sejusa tukyamuwenja

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Amaggye g’eggwanga ga UPDF gakukozesa gavumenti ya Bungereza okulaba nti Gen David Sejjusa abonerezebwa Omwogezi w’amaggye g’eggwanga lt Col Paddy Ankunda agamba nti Gen Sejusa ebigambo by’ayogerera gyaali bissa eggwanga ku bunkenke nga kikyaamu okumuleka ng’abisabula kyeere Ankunda era agamba nti ssinga palamenti agaana okumwongera […]

Teri mulwadde Mulala

Teri mulwadde Mulala

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Ministry y’ebyobulamu ekakasizza nga bwewatannabaawo Muntu yenna mupya akwatibwa ekirwadde ekyefananyirizaako Ebola ekyalumba ab’omu district ye Agago. Ekiwandiiko ekivudde mu ministry eno kiraga nti omuntu alina obulwadde buno akyaali omu ng’ajjanjabibwa mu ddwaliro lye Kalongo Abantu abalala omukaaga abaali baweebwa ebitanda nao basiibuddwa oluvanyuma lw’okubekebejja […]