Amawulire

KKampuni zikola bicupuli

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Ministry ekola ku  by’okuzimba ategeezezza nga kkmapuni ezisinga ezikoa enguudo bwezikola gadibe ngalye . Minisita akola ku by’enguudo n’emirimu Abraham Byandala ,agamba nti kino kyandiba nga kiva ku budde obuwanvu obutwalibwa omuntu okupatana okukola enguudo olwo kkampuni nezikozesa akakisa kano Byandala agamba nti enteekateeka eno […]

Andy Mwesigwa tali bubi

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Omusawo wa tiimu ya Uganda Cranes Ronald Kisolo asambazze ebibade byogerwa nti obulwadde bwa Andy Mwesigwa bwandimulobera okuzanyira ku mutindo ogwabulijjo uganda bwenaba ezanya ne Senegal mwezi ogujja. Kinajjukirwa nti Mwesigwa  yafuna obuzibu mu viivi bweyali azanyamu ne banne mu gwanga lya Kazakhstan gy’azanyira era […]

Meeya asobeddwa

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Meeya abadde ayogera ne munnamawulire atunudde mpwangali, munnamawulire ono bw’amweyambulidde Omuwala ono atandise bulungi okwogera ne meeya kyokka atandise mpola okujjamu ekiteteeyi n’aleka amabeere ge nga gali mu bbanga Omukyala ono amawulire  g’akola gabadde gakwatagana ku ddembe ly’abakyala okutambuliza amabeere ebweru Mu ggwanga lya Canada […]

Enjaga ekyuusa obwongo mu ssaawa

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Okunywa enjaga y’obuwunga kikyuusa obwongo bw’omuntu mu ssaawa busaawo nga yakagirya Enjaga eno esooka kuttattana bwongo olwo omunti n’ajja nga yeerabira by’abadde akola n’ekivaamu kwekukola obusolo. Okunonyereza okwazudde bino kwakoleddwa ku mmese era ng’abasawo bagamba nti bigenda kubayamba okwongera okutegeera engeri enjaga gy’ekosaamu abaginywa

Obujjanjabi eri abalina endwadde ezitawona

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Ministry y’ebyobulamu ebaze kunkola analambika obujjanjabi eri abantua balina endwadde ezitawona Minister omubeezi akola by’obujjanjabi obusookerwaako Sarah Opendi agamba nti kino kijja kuyamba abantu bano okufuna obujjanjabi obuli ku mutindo. Akulira ekibiina ekigatta abantu abalabirira abalwadde ab’ekika kino,Fatia Kinyange mukakafu nti ng’enkola eno ezze, omuwendo […]

Mugabe omusaayi

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Ekitongole ekikola ku by’omusaayi mu ggwanga kisabye gavumenti owkongera okubangula abanti ku kalungi akali mu kugaba omusaayi Eggwanga lyeetaga unit z’omusaati emitwaalo 24 buli omwana ktyokka nga ku zino ebitundu 70- byokka byebifunika Omukungu mu kitongole kino Richard Karugaba agamba nti abantu balina okwongera okumanta […]

Tewali ssente

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Gavumenti ekyakukuta n’ensimbi ez’okujjanjaba abantu abalina omusujja oguva ku nkwa nga guno gumanyiddwa nga Congo Crimean Fever. Minister omubeezi akola ku byobulamu, Ellioda Tumwesigye agamba nti bawaddeyo okusaba kwaabwe eri bekikwatako kyokka nga tebannafuna nsimbi zino. Tumwesigye agamba nti basuubira okufuna ensimbi nga bayita mu […]

Temusiwuuka mpisa

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Ababaka okuva mu Buganda basabye abavubuka mu Buganda okubeera ab’empisa baanirize buli mugenyi ajja gyebali kubanga ennono bw’egamba Bino bizze ng’abavubuka kyebajje bangoole omukulembeze w’eggwanga bweyali mu lubiri ku mikolo gy’amatikkira Ng’ayogerako eri bannamauwlire ku palamenti, akulira akabondo k’ababaka okuva mu bBuganda Godftrey Kiwanda atgeezezza […]

Centenary Banka ku za bavubuka

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Banka ya Centenary evuddeyo n’ewakanya ebigambibw anti bagaba bubi ensimbi ezaali ez’okukulakuanya abavubuka mu kampala. Banka eno yaweebwa obuwumbi 3 n’obukadde 350 okugabira abavubuka kyokka nga bangi basigala mabbali olw’ebyo ebyalai bilina okukolebwa okufuna ku ssnete zino. Akulira ekiwayie kikola ku kutandikawo bizness, Beatrice Lugalamboagamba […]

Omukyala afumbiddwa 2

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Abasajja babiri mu ggwanga lya Kenya bassizza omukono ku ndagaano okuwasa omukyala omu. Omukyala onoaludde ng’akyanga abasajja bano bombi okumala emyaka egisoba mu ena era nga yalemererwa okulonda Sylevester Mwendwa ne Elijah Kimani bakkiriziganyizza okusula mu nju yeemu okukuza abaana beebanazaala mu mukyala ono. Bannamateeka […]