Ebyemizannyo

Andy Mwesigwa tali bubi

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Andy mwesigwa

Omusawo wa tiimu ya Uganda Cranes Ronald Kisolo asambazze ebibade byogerwa nti obulwadde bwa Andy Mwesigwa bwandimulobera okuzanyira ku mutindo ogwabulijjo uganda bwenaba ezanya ne Senegal mwezi ogujja.

Kinajjukirwa nti Mwesigwa  yafuna obuzibu mu viivi bweyali azanyamu ne banne mu gwanga lya Kazakhstan gy’azanyira era okuva olwo abadde agya ajanjabibwa.

Kisolo  ategeezezza abawagiz ba uganda nti obuvune bwe viivi butera okuwona mu mangu,era nga basuubira nti omuzannyi ono ajja kusaba bulungi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *