Ebyobulamu

Temufuna mbuto nga muli bato

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Abaana abawala abafuna embuto nga bato bali mu bulabe bw’okufuna ebizibu ate ebisingako Abakugu mu nsonga z’abakyala bagamba nti buli muwala lw’afuna olubuto nga muto akosa obulamu bw enaddala nabaana kubanga aba tasobola kuwnairira lubuto Omusawo mu ddwaliro e Mulago Dr Charles Kiggundu agamba nti […]

Abagenda e Makka temutya

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Okubalukawo kw’omusujja ogva ku nkwa ogumanyiddwa nga Congo Crimean fever ssikwakosa abayisiraamu abagenda e Makka Omwogezi w’ekitebe ekikulu eky’obuyisiraamu Alhajji Nsereko Mutumba agamba nti okwawukanako omwaka oguwedde Uganda bweyagaanibwa okutwala abalamazi olwa Ebola , ku luno babakkiriza okusindika abalamazi Ono agamba nti omusujja guno ssigwamaanyi […]

Umeme eyongedde Yaka

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Ab’ekitongole kya Umeme bagenda kwongera okutuusa bu meter bwa yaka eri ebitundu ebitali bimu Bu meter buno bwatandikira Mutungo nga bugezesebwa kyokka kati Umeme egamba nti ebintu byatambula bulungi keekadde okubissa mu nkola. Ba customer abasoba mu mitwalo ena n’ekitundu beebagenda okutandika okukozesa meter zino. […]

Mpererwe bakaaba

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Abakulembeze mu kitundu kye mpererwe beekubidde enduulu eri spiika Kadaga olw’obutale bwaabwe obusendebwa buli lukya Bano bakulembeddwamu Kezekiah Damba ne Isak Ssemaka nga bagamba nti obutale bwaabwe mu kitundu kye Kikaaya ne Mpererwe bwasendebwa KCCA nga tebebuuzizza nako Bagaala KCCa ebasasule olw’okufiirizibwa ensimbi Babadde basisisnkanyeemu […]

Ensawo zigabiddwa

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Kooti olunaku lwaleero egabye ensawo egyazibwa ku mutembeeyi eyali azitundira ku nguudo mu kibuga Ensawo zino ezisoba mu 30 ziwereddwa abasibe be Luzira. Omusuubuzi amanyiddwa nga Christopher Agaba yeeyakwatibwa ng’atunda ensawo zino Agaba alabiseeko mu kooti ya city hall ng’etwalibwa omulamuzi Juliet hatanga Yye omusuubuzi […]

Ekyuuma kizzeemu okufa

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Ekyuuma ekikola sikaani mu ddwaliro e kkulu ee Mulago kizzeemu okufa. Guno gwakusatu ng’ekyuuma kino kifa mu mwezi etaano gyokka Ekyewunyisa nti ekyuuma kino kyagulwa omwaka oguwedde ku buwumbi 2 Abalwadde 40 beebakolebwaako buli lunaku ku kyuuma ku shs emitwalo 12 Sikaani mu malwaliro amalala […]

Temunenengana

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Gavumenti ya ssabasajja kabaka esabye ababaka mu kabondo ka Buganda okukoma okunenengana Kino kiddiridde akulira akabondo kano Godfrey Kiwanda n’omumyuka we Betty Nambooze okusika omuguwa ku ndagaano eyatuukibwaako Buganda ne Gavumenti ya wakati Omwogezi wa Buganda, owek. Denis Walusimbi agamba nti ababiri bano basaanye kwongera […]

Ogwa Irene Namubiru gwongezeddwaayo

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Omusango gw’okukusa enjaga oguvunaanibwa eyali manager wa Irene Namubiri Hakim Tumwesigye gwngezeddwaayo okutuusa nga lumu ogw’ekkumi. Kiddiridde oludda oluwaabi okutegeeza ng’okunonyereza mu musango guno bwekukyagenda mu maaso. Hakim nga musuubuzi e Japan kigambibwa okuba nga yeeyatikka Irene Namubiru enjaga nga tamanyi Oludda oluwaabi lugamba nti […]

Pulezidenti azizzaamu tiimu y’eggwanga amaanyi

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Okulya obulungi n’empisa byebisinga obukulu mu byemizannyo Buno bwebubaka okuva eri president museveni eri abazannyi mu tiimu y’eggwanga eya Uganda cranes Ono obubaka abubawadde abasiibula mu maka ge Entebbe   Tiimu eno esitula ku lunaku lw’okuna owkoleekera Bostwana okuzannyamu ogw’omukwano aebadde esisisnkanyeemu omukulembeze w’eggwanga okubazzaamu […]

Abadde asaba obufumbo bimusobedde

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Abasajja abamanyi omukwano bakyaaliyo ku nsi. Omusajja mu Dubai atutte muganzi  we okugula ku bikozesebwa ewaka kyokka nga bw’atuuse mu nda n’abaka akazindaalo n’atandika okumuyimbira omuyimba bw’omukwano n’okumusuula obugambo obuwooma okukira omubisi Nga bw’akolerako ebikolwa era ng’abantu bamaze okukungaana, omusajja ono asse ku maviivi ge […]