Ebyobusuubuzi

Muwandiise amasimu

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Abatannawandiisa masimu gaabwe obudde bubawuubidde akatambaala Akakiiko akakola ku by’empuliganya kagamba nti ku luno tekagenda kuttira Muntu ku liiso ssinga ennaku z’omwezi 31 omwezi guno ziggwaako Minister w’ebyobukuumi Muruuli Mukasa agamba nti abantua baweza ebitundu 8 ku kikumi beebagenda okugyibwaako wiiki eno

Okunywa sooda kulalula abaana

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Abazadde abawa abaana soda muwulire bino Ng’gyeeko eky’okulwaaza abaana bano, abasawo b’abaana bagamba nti abaana abanywa ennyo soda balwaana nnyo era nga kino bakitandika bakyaali ba myaka 5 Abaana n’abazadde mu ggwnaga lya America beebakoleddwako okunonyereza kuno.. Abaana bano yadde batandika okuagoberera nga bakazaalwa, eby’okunywa […]

OKukogga kisoboka

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Abantu bano baggwaamu amaanyi nga bagejjulukuse. Naye obadde okimanyi nti buli Muntu asobola okukogga okutuuka ku size gy’ayagala. Obujulizi buva eri omusajja amanyiddwa nga Tim Mc Carty eyali aweza kilo ezikukukkiriza mu 200. Omusajja ono yali afuukidde ab’omu maka ge ettalo era batandika okumwesamba omuli […]

Kokoolo w’emimiro alina akakwate ku kusenya

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Wazze wabaawo okukubagana empawa ku ngeri kokoolo akwata kokoolo wa Nabaana ate gy’akwatamu abasajja Kino kyatandika oluvanyuma lw’omuzannyi wa filimu Michael Douglas okufuna kokoolo we mimiro  nga tamuggye mu kunywa sigala oba mwenge wabula ku mukyala we Omusajja ono yategeeza nga bweyali yenywegeera ne mukyala […]

Endya y’abaana entuufu

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Abakola ku by’endya mu ddwaliro e Mulago bagaala nsimbi ezinabayamba okusomesa abakyala ku ndya entuufu ey’abaana Omusawo omukugu mu byendiisa, Florence Nalubowa agamba nti balina bingi byebamanyi ku ndya entuufu nate nga tebalina busobozi butuuka mu bazadde abeetaaga amawulire gano Nalubowa agamba nti kino kikosezza […]

Embaga ya ba dikuula

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Mu bulamu buli muntu yetegekera embaga era nga bangi batetenkanya okukola ekisinga okuba ekirungi. Mu ggwanga lya Bungereza, waliwo embaga emenye nemiti. Oyinza okulowooza yabagagga fugge, naye nedda mbaga yabadikuula. Omwami Billy Tedeski ne kabiitewe Patty Kulwicki nga bonna bakola gwabwadikuula wamma banyumiddwa embaga . […]

Abatembeeyi batabukidde KCCA

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Nga KCCA eyongera okutabukira abatembeeyi nabo bagiddizza nga bagamba nti tebawadde butale mwakukolera Wansi w’ekibiina ekibagatta, abatembeeyi bano bagamba nti KCCa yabategeeza nga bweyabafunira emidaala mu katale ka USAFI kyokka nga ssikituufu Bano abgamba nti emidala agino gyabeeyi abamu nga tebalina na kapito aweza nsimbi […]

FDC ssiyakusimba wa Sejusa mu Lutalo

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Ab’ekibiina kya FDC bagamba nti tebasobola kusimba mabega wa Muntu yenna alina enteekateeka ezireeta enkyukakyuuka ng’ayita mu ntalo Akulira ekibiina kino Mugisha Muntu agamba nti yadde akimanyi nti gavumenti eno mbi, omuntu yenna okugisigukulula alina kuyita mu mateeka.. Muntu abadde addau bibuuzo ebyekuusa ku wa […]

Abalala bafunye omusujja gw’enkwa- Kuliko owe Nansana

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Omuntu omulala kikakasiddw anti alina omusujja oguva nkwa z’omu nsiko ogumanyiddwa nga Congo Crimean Hemorrhagic Fever. Ono ali mu ddwaliro e Mulago ng’agyiddwa Nansana Yasin Kalungi yeeyali bba w’omukyala eyafa obulwadde buno sabiiti ewedde Omwogezi w’eddwaliro lye mulago, Enock Kusaasira agambye nti omusajja ono mu […]

Pikpiki zonna zakuwandiisibwa- Aba Boda balwanye

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Kampala capital city authority efulumizza enteekateeka namutayiika mw’egenda okuyita okuwandiisa piki piki mu kampala. Piki ezigenda okuwandiisibwa zeezikola bodaboda n’ezo ez’obw annayini Omulimu gwakutandika nga 19 okutuuka nga 22 ate nga bbo abalian ezitakola boda bawkongerwa wiiki okuziwandiisa Akulira abakozi mu kampala, Jennifer Musisi agamba […]