Amawulire

Enjala yakatta 28

Enjala yakatta 28

Ali Mivule

September 23rd, 2015

No comments

Abantu abaakafa enjala mu bitundu bye Karamoja kati baweze 28. Enjala eno y’asooka kutondola abantu 11 mu bitundu bye Kambisi ne Kampswahili mu munisipaali ye Moroto .   Ssentebe w’ekyalo  Kambisi Hajji Pamita ategezezza nga abantu mu kitundu kye kati bwebasiiba nga bezingidde mu nyumba […]

Aba ADF balumbye

Aba ADF balumbye

Ali Mivule

September 23rd, 2015

No comments

Ebyokwerinda byongedde okunywezebwa mu disitulikiti ye Kasese oluvanyuma lw’abayeekera ba ADF okulumba enkambi y’amagye eye Rusese e Mpondwe ku ssande.   Omwogezi w’ekibinja ky’amagye ekyokubiri Maj. Ronald Kakurungu ategezezza nga bwewabaddewo okuwanyisiganya amasasi wakati w’abajaasi ba UPDF n’abayeekera abaabadde bagezaako okubba emmundu.   Kakurungu ategezezza […]

Mbabazi agenze mu kkooti

Mbabazi agenze mu kkooti

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi addukidde mu kkooti ku nsonga z’okumulemesa okwebuuza ku balonzi Ono awaabye bakozi mu kakiiko ssekinnoomu okuli akakulira Eng Badru Kiggundu, omuwandiisi Sam Rwakoojo ,omwogezi w’akakiiko Jotham Taremwa n’omumyuka we Paul Bukenya Munnamateeka wa Mbabazi Severino Twinobusingye agambye nti abantu bano […]

Abavuganya bekengedde omukago

Abavuganya bekengedde omukago

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Ng’abavuganya bakyagenda mu maaso n’okukuta okulonda anakwata bendera yaabwe mu kulonda kw’omwaka ogujja, ababaka abamu batandise okwekengera. Bano batudde olunaku lwajjo lwonna kyokka nebafundikira ng’era tebalonze yadde nga kati kyakakasiddwa nti olwokaano lwasigaddemu abantu babiri bokka. Okusinziira ku babaka okuli Beatrice Anywar ,Oddo Tayebwa, ne […]

Abayisiraamu tebannajumbira kugula bya Eid

Abayisiraamu tebannajumbira kugula bya Eid

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Nga ebula olunaku lumu abayisiramu bakwate Eid enkulu ey’okusala ebisolo, abasuubuzi abatunda engoye z’ekiyisiramu bakaaba lwa baguzi abatalabikako. Abasinga baayiye ekanzu ne Shariyah ku ngundo za Kampala wakati mu kulabiriza abasirikale ba KCCA. Ku nguudo Shariyah zitandikira ku mutwalo okutuuka ku mitwaalo 3 ate nga […]

Atuze nyina omuto

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Omwana agwiridde nyina omuto n’amutuga katono kumutta lwakulemera mu maka ga kitaawe Ivan Kisekka ow’emyaka 17 y’azze ku muka kitaawe Sarah Kayaga n’amutuga bw’amugwikirizza mu nyumba nga banne bagenze ku ssomero. Kayaga asangiddwa mu ddwaliro e Mulago nga obulago buzimbye agambye nti omwana ono amulanga […]

Ebizinga byakukulakulanyizibwa

Ebizinga byakukulakulanyizibwa

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Obwakabaka bwa Buganda butandise okunonya bamusiga nsimbi abanakulakulanya ettaka lyokubizinga bye Funve mu disitulikiti ye Kalangala erifa otulo awatali alikolerako. Minisita wa ssabasajja ow’ebyettaka , obulimi n’obutonde bw’esni  Eng. Martin Kasekende ategezezza ga obwakabaka bwebulina ettaka eriwerako erisaana okukulakulanyizibwa. Bino minisita Eng . Kasekende abyogedde […]

Abavubi bayombye

Abavubi bayombye

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Abavubi ku mwalo gwe Lyabaana mu district ye Buvuma bavudde mu mbeera nebekalakaasa nga bawakanya envuba ya Early-Up ministry gyeyatongoza. Abavubi okuva e Kiyindi bebasinga okukozesa envuba eno nga kati etuuse ne Lyabaana, abaayo gyebemulugunyako nti mbi ebuza ebyenyanja. Bagamba abava e Kiyindi batega Mukene […]

Omukazi atemye omwana we

Omukazi atemye omwana we

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Entiisa ebutikidde abatuuze ku muluka gwe  Ogul mu disitulikiti ye Gulu maama bw’atemyeko mutabaniwe ow’emwaka ogumu omutwe omulambo n’agusuula mu kabuyonjo. Betty Acan  omusomesa  ku ssomero lya  Ogul Primary school  kigambibwa nti y’akutte ejambiya n’atemako mutabaniwe Joshua Kipa omutwe mu nimiro. Omwogezi wa poliisi mu […]

Lwaki musindika bannayuganda ebweru

Ali Mivule

September 22nd, 2015

No comments

Ababaka ba palamenti batadde gavumenti ku ninga enyonyole lwaki eyagala kuwereza abakola emirimu gy’awaka mu ggwanga lya Saudi Arabia nga palamenti tenagikiriza. Ababaka okuli Beatrice Anywar, Bernard Atiku ne Elijah Okupa bategezezza nga gavumenti bweyazimuula alipoota y’akakiiko ka palamenti ak’ekikula ky’abantu eyalaga nga abawala bangi […]