Amawulire

Bannyini Baasi bawandikidde minisitule kunsonga ezibaruma

Bannyini Baasi bawandikidde minisitule kunsonga ezibaruma

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Bannannyini bbaasi wansi w’ekibiina ekigatta ekya Uganda Bus Owners Association (UBOA) bawandiikidde minisitule ya Gavumenti ez’ebitundu ku bisale by’abakozesa ppaaka nga beetegekera okusisinkana abakungu ba Gavumenti ab’enjawulo olunaku olwenkya. Wiiki ewedde ku Lwokubiri, bannannyini bbaasi bendiima obutadamu kukola nga bawakanya ekya KCCA […]

Minisita Amongi arabudde amakampuni kunsimbi z’abakozi

Minisita Amongi arabudde amakampuni kunsimbi z’abakozi

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2023

No comments

Bya Moses Ndaye, Gavumenti eragidde kkampuni eziweereddwa kontulakiti mu kitongole ky’amafuta ne ggaasi okulaba nga zisasulira abakozi baazo omutemwa ogulina okugenda mu kitongole ekitereka ekitavu kya bakozi mu ggwanga ekya NSSF Minisita avunaanyizibwa ku mirimu, ekikula ky’abantu n’enkulaakulana y’embeera z’abantu Betty Among agamba nti muno […]

Abatta Ssentebe nómujaasi wa UPDF bakwatibwa

Abatta Ssentebe nómujaasi wa UPDF bakwatibwa

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2023

No comments

Bya George Emuron, Ab’ebyokwerinda bakutte omusajja ateeberezebwa okutta Ssentebe wégombolola yé Longaroe, mu disitulikiti yé Kotido, Moses Lomuria n’omuserikale wa UPDF Lt Issa Mayende amasasi. Maj Isaac Oware omwogezi w’amagye ga UPDF mu divizoni eyookusatu ategeezeza nti omusajja ono ye Modo John Apakori omutuuze ku […]

Poliisi e Jinja ekutte bannansi ba Eritrea 20 lwakuyingira ggwanga mu bukyamu

Poliisi e Jinja ekutte bannansi ba Eritrea 20 lwakuyingira ggwanga mu bukyamu

Ivan Ssenabulya

August 28th, 2023

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Poliisi mu kibuga kyé Jinja ekutte bannansi ba Eritrea amakumi abiri ku lutindo lwa New Nile Bridge nga bagambibwa okuyingira eggwanga mu bukyamu. Omwogezi wa poliisi mu bitundu by’e Kiira James Mubi agamba nti abakwate bagambibwa okusala okuyingira eggwanga nga bayita ku […]

Abantu bana bafiiridde mu bubenje e Kyotera ne Ssembabule

Abantu bana bafiiridde mu bubenje e Kyotera ne Ssembabule

Ivan Ssenabulya

August 26th, 2023

No comments

Bya Malik Fahad, Abantu 4 bafiiridde mu bubenje bw’emmotoka bbiri obw’enjawulo akamu kabaddi mu disitulikiti y’e Kyotera ate akalala Sembabule. Poliisi etegeezezza nti abafudde ye Ronald Ssempijja owemyaka 23, omuvuzi wa pikipiki n’omusaabaze, Abbas Ssekalema owemyaka 25, bombi batuuze mu disitulikiti y’e Kyotera ne Richard […]

Eyasobya kumwana wémyaka 3, asibiddwa emyaka 15

Eyasobya kumwana wémyaka 3, asibiddwa emyaka 15

Ivan Ssenabulya

August 26th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Kkooti ejulirwamu ereseewo ekibonerezo eky’emyaka 15 ekyaweebwa omusajja oluvanyuma lw’okusobyaku mwana wa sister we ow’emyaka 3. Karamura Robert asibiddwa abalamuzi 3 aba kkooti ejulirwamu okuli Richard Buteera, Irene Mulyagonja ne Eva Luswata. Oludda oluwaabi lugamba nga December 6th 2007 omuvunanwa yasobya ku mwana […]

KCCA eyimiriza omusolo ku baasi

KCCA eyimiriza omusolo ku baasi

Ivan Ssenabulya

August 26th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Abaddukanya ekitongole kya Kampala Capital City Authority (KCCA) bayimirizza ebikwekweto byonna eby’okukwata badereva bbaasi abagambibwa okulemererwa okusasula omusolo ogubagibwako ogumanyiddwa nga park user fees. Kino kiddiridde ensisinkano eyabadewo olunaku lweggulo wakati wa bannannyini bbaasi wansi w’ekibiina ekibagatta ekya Uganda Bus Owners Association […]

Ssaabalabirizi Kaziimba asabye Gavt kubya Banka Yensi yonna

Ssaabalabirizi Kaziimba asabye Gavt kubya Banka Yensi yonna

Ivan Ssenabulya

August 26th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda, Rev. Dr. Stephen Samuel Kaziimba Mugalu azzeemu okukakasa nti Ekanisa yeewaddeyo okukuuma ekitongole ky’obufumbo nga kikwatagana n’ebyawandiikibwa bya Baibuli, wadde nga waliwo okutiisibwatiisibwa okuva mu bagabi b’obuyambi. Bino yabyogedde ng’akola emikolo gy’okujaguza emyaka 25 egy’obufumbo bwa Ven. Canon […]

Kkooti esazzizaamu ekibaluwa kyeyali yateeka ku Besigye

Kkooti esazzizaamu ekibaluwa kyeyali yateeka ku Besigye

Ivan Ssenabulya

August 25th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Kooti yokuluguudo Buganda esazizaamu ekibaluwa kibakuntumye kyeyali yasa kweyali senkagale wekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye oluvanyuma lwokulemererwa okulabikako mu kooti eno omulundi ogwokuna kumisango ejjokuleetawo akajagalalo mu bantu ne munne Samuel Lubega Mukaaku. Omulamuzi Asuman Muhumuza yagye ku Besigye ekibaluwa ekiragira […]

UNBS eyongedde okunyumyula mu biragiro ku Kasooli atundibwa ebweru

UNBS eyongedde okunyumyula mu biragiro ku Kasooli atundibwa ebweru

Ivan Ssenabulya

August 25th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo muggwanga ki UNBS, kinywezezza ebiragiro ku byokukebera kasooli, atwalibwa ebweru w’eggwanga okwetoloola ggwanga. Aba UNBS abavunaanyizibwa ku kukulaakulanya, okutumbula n’okussa mu nkola omutindo gwébintu bagamba nti enteekateeka eno etunuulidde okukuuma omutindo gw’ebyobulamu mu mmere. Sylvia Kirabo, omwogezi wékitongole […]