Amawulire

Omwana abbidde,Ekidyeri kizzeemu okukola

Ali Mivule

February 13th, 2014

No comments

Omwana atemera mu gy’obukulu 12 agudde mu mazzi n’afiirawo . Afudde ategerekese nga Yazida Wagongo owe ku bizinga bye Buvuma. Omwana ono abadde ava ku ssomero wabula n’asalawo okusooka okuwuga nay nga talutonze, Ayogerera poliisi mu kitundu kino Lameck Kigozi agamba nti omwana ono yasoose […]

Abagaala okwesimbawo mu NRM mujje

Ali Mivule

February 13th, 2014

No comments

Bannakibiina kya NRM abagala okukwata bendera y’ekibiina kyaabwe ku bukulembeze bw’eggwanga bategeezeddwa nti oluggi luggule. Omwogezi w’akabondo k’ababaka ba NRM Evelyn Anite  agamba abalala abaagala okukwata bendera y’ekibiina bakulinda olukungaana lwa bakungu oluddako. Ababaka b’ekibiina kino nga bakyali mu lusirika lwaabwe e kyankwanzi baasembye omukulembeze […]

Ebipande bitimbuluddwa

Ali Mivule

February 13th, 2014

No comments

Kampala capital city ewuluddeyo ebipande byonna ebyatimbibwa mu Kibuga Ekikwekweto kino ekyakoleddwa ekiro kyatandikidde ku luguudo olugenda e Jjinja , okudda e Wandegeya nga tekinnaba kweyongera mu bifo ebirala. E Wandegeya, wabula wabaddewo okusika omuguwa, abasirikale ba KCCA bwebalwaanye ne bannanyini bipande mu kitundu kino […]

Omwana akaabizza ababadde mu kkooti

Ali Mivule

February 12th, 2014

No comments

Omwana ow’emyaka omusanvu agambibwa okusobezebwaako akaabizza abantu mu kooti bw’asabye nti omusajja eyakimukola attibwe olw’obulumi bweyamuyisaamu Kiddiridde omulamuzi wa kooti enkulu, Elizabeth Alvidiza okumubuuza kibonerezo ki kyeyandyagadde kiweebwa omusajja gw’alumiriza okumusobyaako Omusajja kagwensonyi ayogerwaako ye Edward Nsenga nga wa myaka 48 omutuuze we Kifumbira zone […]

Omukuumi asibiddwa emyaka 20

Ali Mivule

February 12th, 2014

No comments

Omukuumi owa kkampuni ya Delta agambibwa okutta  omusajja eyali ku gigye asibiddwa emyaka 20 Akwatiddwa ye Jonathan Byamukama nga yatta  Umar Lubwama gweyasanga ng’akuuma abaali bazimba acarde ya Nalubwama Omusajja ono okutta munne basoooka kufuna butakkaanya. Oludda oluwaabi lugamba nti omukuumi ono emisnago yagizza mu […]

Abasawo balumirizza munaabwe

Ali Mivule

February 12th, 2014

No comments

Abasawo mu kalwaliro ka Victoria Medical center balumirizza musawo munaabwe Rose Mary Namubiru ku kusiiga abaana obulwadde bwa mukenenya Gertrude Kyomugisha nga musawo mukulu mu ddwaliro lino kko ne Dr Abbas Mubiru bategeezezza kooti nti omusawo ono lumu yakyogerako nabo nti yali akuba omusaayi mu […]

Wafula Oguttu alonze b’anakola nabo emirimu

Ali Mivule

February 12th, 2014

No comments

Akulira oludda oluvuganya gavumenti, Wafula Oguttu alonze akakiiko k’agenda okukola nako emirimu. Mu balondeddwa Betty Nambooze ye Minista wa kampala, Muwanga Kivumbi agenda kukola ku Nsonga za Munda mu ggwanga, Medard Ssegona ye minista w’ensonga z’amateeka, Abdu Katuntu ye ssabawolereza wa gavumenti, Dr Lulume Mayiga […]

Enyonyi esse abasoba mu 109

Ali Mivule

February 11th, 2014

No comments

Enyonyi y’amaggye ga Algeria egudde n’efiiramu abantu abasoba mu 100 Enyonyi eno egudde mu nsozi ezimanyiddwa nga Ouma Al Boughi  okusinziira ku zimu ku Tv mu ggwanga lino Kigambibwa okuba nti akabenje kano kavudde ku mbeera ya budde ng’eremedde omugoba waayo n’ekoona olusozi Abaddukirize bamaz […]

Ababaka batabuse ku

Ali Mivule

February 11th, 2014

No comments

Ekibinja ky’ababaka okuva ku palamenti bakanze nga bwebagenda okwekalakaasa . Ensonga eva ku nteekateeka y’okuwola abayizi ensimbi kusoma nebasasula nga bamaze okufuna ku mirimu. Kiddiridde amawulire okufuluma nga galaga nti gavumenti yakusaba bayizi bano okuwaayo emisingo okufuna ensimbi zino Ababaka okubadde Gerald Karuhanga ne Joseph […]

Ababbi b’ettaka bakwatiddwa

Ali Mivule

February 11th, 2014

No comments

Poliisi ekutte abafere ababadde bajja ensimbi ku bantu mu mankwetu nga befuula ba bulooka b’ettaka Bano babadde basuubiza abantu okubafunira ebyapa kyokka nga tebakikola ate lwebatuukirizza nga babawa bicupuli Akulira poliisi ye Wandegeya, Brian Ampiire agamba nti omu ku bano ye Fred Kasumba agamba nti […]