Amawulire

Omukuumi asibiddwa emyaka 20

Ali Mivule

February 12th, 2014

No comments

Omukuumi owa kkampuni ya Delta agambibwa okutta  omusajja eyali ku gigye asibiddwa emyaka 20

Akwatiddwa ye Jonathan Byamukama nga yatta  Umar Lubwama gweyasanga ng’akuuma abaali bazimba acarde ya Nalubwama

Omusajja ono okutta munne basoooka kufuna butakkaanya.

Oludda oluwaabi lugamba nti omukuumi ono emisnago yagizza mu December w’omwaka gwa 2012 ku Nalubwama Plaza.

Omulamuzi wa kkooti enkulu Elizabeth Alvidiza  omukuumi amuwadde emyaka 20 ng’agamba nti alina abaana abato ate nga y’abalabirira yekka