Amawulire

Bonna basome tannavaamu bibala-Ssewungu

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

Ababaka ba palamenti abatali abatali bami bagaala ebivudde mu maosmero ga bonna basome bifulumizibwe byokka Kiddiridde ebyavudde mu bigezo okulaga nti abayizi mu masomero gano bakyakolera ddala bubi kyokka nga tewali ekissaako ssira kubanga bifulumira wamu n’ebigezo by’abalala buli omu amaaso n’agassa ku bayise. Omubaka […]

Obunzaali obusinga bufu

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

Obunzaali obusinga obungi ku katale bujingirire. Obusinga obubi bwebwo obusibibwa mu buveera nga bukoleddwa mu laagi ez’enjawulo. Akulira ekibiina ekigatta bannamakolero , Sebaggala Kigozi agamba nti obunzaali buno bulimu ebirungo ebikyaamu era eby’obulabe eri obulamu b’omuntu Obunzaali buno bwa bika 20 kyokka nga tayogedde bika […]

Seya alemeddeko

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

Kooti yakutandika okuwulira okwemugulunya kw’eyali meeya wa kampala Alhajji Nasser Ntege ssebaggala nga yemulugunya ku bamujerega ku luzungu Yawaaba ba kkampuni ya MTN lwkaukozesa bigambo bye eby’oluzungu mu buyimba bwaayo eri ba kasitoma Sseya agamba nti aba MTN tebamwebuuzaako kukozesa doboozi lye Ayagala kooti ayise […]

Omwana ayidde- bakadde be basobeddwa

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

Bakadde b’omwana omuwala wa myaka 12 basobeddwa eka ne mu kibira Kiddiridde omwana waabwe okujja yenna kumpi kuggwaawo nga yeebase Ekyewunyisa nti omwana ono ku mufaliso kweyabadde yeebase tekuliiko kiraga nti wabaddewo omuliro yadde amasuuka geyabadde yeebisse Christine Komuhangi ali mu kibiina kya kutaano nga […]

Ebisiyaga bikaaye

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

Ensonga y’ebikolwa bya sodoma ekutte wansi ne waggulu. Poliisi mu Kampala ekutte abantu bataano ababadde batumbula okulya ebisiyaga Kiddiridde abaana abalenzi bataano okuwaaba emisango nga bonna bagamba bakolebwaako ebya sodoma Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Ibin ssenkumbi agamba nti abaana basatu ku bano babadde […]

Emmotoka eyingiridde saluuni

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

Abantu abawerako  e magombe basimbyeyo kitooke oluvanyuma lw’akabenje k’emmotoka akagudde e Lweza ku luguudo oluva e Kampala okudda Entebbe emu ku mmotoka  neva ku luguudo nesabala  saluuni ebadde okumpi. Akabenje kano kaguddewo amakya ga leero wakati wa Pajero n’emmotoka endala ekika kya Spacio namba UAP […]

Omusomesa Omulala Asiyaze Omuyizi

Ali Mivule

February 3rd, 2014

No comments

  Poliisi e Jinja ekutte omusomesa omulala ow’emyaka 26 lwakusiyaga muyizi we ow’emyaka 14. Akulira poliisi ye Bugembe,Patrick Nuwagaba agamba nti akavubuka kano yakalimbidde ku nviiri bweyakatutte ewa kinyoozi nebakasalako enviiri. Bwebavudde wano n’akagulira empale empya wano n’akatwaala ewuwe. Wabula akaana kano kakubye enduulu eyasombodde […]

Abafere ba paasipoota

Ali Mivule

February 1st, 2014

No comments

Ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga kirabudde abantu ku bebayise abafere abeefuula abafunira abantu paasipoota Kiddiridde okukwatibwa kw’omusajja agambibwa okuba ng’abadde afunira abagwiira paasipoota Omwogezi w’ekitongole kino, Benjamin Katana agambye nti omusajja akwatiddwa ye Eddy Kalule n’omuyindi abadde mu ggwanga mu bumneyi bw’amateeka Deepak […]

Abayizi e Mbarara batikkiddwa

Ali Mivule

February 1st, 2014

No comments

  Abayizi abasoba mu 950 beebatikkiddwa ku ttendekero kya techonoligya e Mbarara Bano baweereddwa diguli ne sipulooma mu masomo agatali gamu Ng’ayogerera ku mukolo gw’okutikkira abayizi, minisita akola ku byenjigiriza Jessica Alupo nti abayizi abatikkiddwa bagenda kuyamba okuzibikira ebituli mu kisaawe kya tekinologiya ekitaliimu bantu […]

Ab’amaggye balongoosezza

Ali Mivule

February 1st, 2014

No comments

Abajaasi mu maggye g’eggwanga olwaleero balongoosezza eddwlairo ekkulu e Mulago ng’egimu ku mikolo gy’okukuza olunaku lwa Tarehe Sita Olunaku luno olubaawo buli nga 6 omwezi ogw’okubiri lukuzibwa okujjukira olunaku abaali abayekeera ba NRA lwebalumba enkambi y’amaggye ge Kabamba. Eggye ly’eggwanga era liwerezza ne ba yingiya […]