Amawulire

Eddagalla lya kokoolo kyaddaaki lituuse

Ali Mivule

February 11th, 2014

No comments

Gavumenti kyaddaaki ewerezza eddagala lya kokoolo mu ddwaliro e Mulago Kiddiridde abakulira eddwaliro lino okwekubira omulanga nga bayita ku mukutu guno nga bategeeza nga abantu bataano bwebafa buli lunaku olw’obutabaawo ddagala Eddwaliro lino libadde lifuna abantu 150 buli lunaku naye nga bataano kubano bafa kubanga […]

Temumala budde, tulonze Museveni- Babaka

Ali Mivule

February 11th, 2014

No comments

Bannakibiina kya NRM abagaala okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga ku bendera y’ekibiina bandiba nga baloota Ababaka ba palamenti aba NRM abatudde e Kyankwanzi balabudde abo bonna abagaala okwesimbawo obutamala budde wabula bawagire pulezidenti Museveni Kino kizze nga bano bakamala okwekolamu omulimu okusaba nti pulezidenti addemu okwesimbawo. […]

Ebya Museveni okwesimbawo bitabudde bangi

Ali Mivule

February 10th, 2014

No comments

Ebya pulezidenti museveni okusembebwa okuddamu okwesimbawo bikyayogeza abantu ebikankana Omubaka akiikirira ab’omu bugwanjuba, Gerald Karuhanga agamba nti okuddamu okukakasa museveni okwesimbawo kiraga nti ekibiina kino tekiriimu Demokulasiya. Ekya Museveni okuddamu okwesimbawo kigambibwa okuba nga kyatandikiddwa ababaka Evelyn Anite, John Ssimbwa ne Barbara Nekesa era nga […]

Amasomero matono agalina ebisanyizo

Ali Mivule

February 10th, 2014

No comments

Nga KCCA ekyagenda mu maaso n’okusunsula mu masomero okulaba agalina ebisanyiizo, yakafunamu amasomero ga nasale 33 gokka ku masomero enkumi 2000 agali mu kibuga Omwogezi w’ekitongole kino Peter Kawuju agamba nti bakyagenda mu maaso n’okutuuka mu masomero gano nate nga mangi gali mu mbeera mbi […]

An’abba ez’amasiro njakumunyoola omukono-Katikkiro

Ali Mivule

February 10th, 2014

No comments

Katikkiro wa Buganda Ow’ekitiibwa Charles Peter Mayiga aweze okufafagana n’omuntu yenna anemolera ku nsimbi z’obwakabaka bwa Buganda. Katikiro ategezezza nti abantu ba SSabasajja befiirizza bingi okusonda ensimbi okudukanya emirimu mu bwakabaka bwa Buganda nga tagenda kuttira Muntu yenna ku liiso anakwatibwa nga azzemu engalo ey’omukaaga […]

Ssemaka yetugidde mu kabuyonjo

Ssemaka yetugidde mu kabuyonjo

Ali Mivule

February 9th, 2014

No comments

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo kyebe mu gombolola ye kyebe mu district ye Rakai, ssemaka atemera mu gy’obulu 42 bwasazeewo okwetugira mu kabuyonjo. Paulo Lubega yaasangidwa mu kabuyonjo nga alengejja, wabula nga kigambibwa nti entabwe yandiba nga yavudde kubbula lya nsimbi. Betty Nakawombe nga yemukyala […]

Omubaka akwatidwa lwa kuvugisa kimama.

Omubaka akwatidwa lwa kuvugisa kimama.

Ali Mivule

February 9th, 2014

No comments

Police etegeezeza nga bw’ekute omubaka akiikirira ekitundu kye Buyaga eyo’bugwanjuba Banabaus Tinkasiimire ,nga ono bamuvunaana kuvugisa kimama. Ono yakwatidwa kawungeezi kayisse mu kibuga kye kibaale , oluvanyuma lw’okusangibwa  nga avuga emotoka obuteebalira kko n’abantu abalala abakozessa oluguudo. Amyuka omwogezi wa police mu uganda patrick Onyango, […]

Mbarara ayuguumye nga Katikkiro asonda eza Masiro.

Ali Mivule

February 8th, 2014

No comments

Kamala Byonna wa Buganda owekitiibwa Charles peter Mayiga asiimye esssanyu n’ebbugumu eribadde e Mbarara ng’alambula abantu be. Kamala byonna olwaleero olusiisira lw’okusonda ez’amasiro alukubye Mbarara . Oweki Mayiga agamba nti asanyuse ntia bantu bagala Obuganda era n’asaba n’abennono endala okuzitumbula Mu kusooka wabaddewo okutya nti […]

KCCA esenze obuyumba

Ali Mivule

February 8th, 2014

No comments

Ekitongole kya Kampala capital city authority kikedde kusenda bizimbe ebiri mu maaso g’akatale ke wandegeya Mu bisendeddwa kwekuli n’ekizimbe okubadde akafo akaganzi aka Chicken Tonight. Abasirikale ba KCCA obwedda abakolagana ne poliisi bategeezezza ng’abasuubuzi bonna abasendeddwa bwebalabulwa nate nga tebafaayo. Yye ekulira poliisi ye wandegeya, […]

Teri kuva South Sudan-Pulezidenti Museveni

Ali Mivule

February 7th, 2014

No comments

Pulezidenti Museveni agamba nti amaggye ga Uganda gakusigala mu ggwanga lya South Sudan Amaggye gano gabadde ku ludda lwa gavumenti ya South sudan okulwanyisa abayekeera abakulirwa Riek Machar Ng’ayogerera mu lusirika lw’ababaka ba NRM olwaleero, pulezidenti asekeredde abasaba mu amaggye gaveeyo ng’alumiriza nti miriraanwa gya […]