Amawulire

Abayizi e Mbarara batikkiddwa

Ali Mivule

February 1st, 2014

No comments

 graduduation

Abayizi abasoba mu 950 beebatikkiddwa ku ttendekero kya techonoligya e Mbarara

Bano baweereddwa diguli ne sipulooma mu masomo agatali gamu

Ng’ayogerera ku mukolo gw’okutikkira abayizi, minisita akola ku byenjigiriza Jessica Alupo nti abayizi abatikkiddwa bagenda kuyamba okuzibikira ebituli mu kisaawe kya tekinologiya ekitaliimu bantu bamala

Ono asiimye banaka ekola ku by’enkulakulana olw’okussa ensimbi mu pulojekiti ezitali zimu omuli n’ey’okuzimba ekifo abayizi webanassiza mu nkoal byebasoma