Amawulire

Amazzi makyaafu

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Ebbula ly’amazzi lyongedde okutabuka mu district ye Kasese Omubaka omukyala ow’ekitundu kino agamba nti emidumu gyonna gyagenda n’amazzi ate ng’emipya egissiddwaawo nagyo gyabbiddwa bakyala kimpadde. Mu kadde kano abantu banywa mazzi ga mugga amajama era ng’okutya kuli nti abantu bandifuna endwadde eziva ku bujama nga […]

Omusumba Sempa ali mu Kattu

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Omusumba Matrin Ssempa ali mu katttu Waliwo amuwalabanyizza okutuuka mu mbuga z’amateeka ng’amulanga butasasula za bupangisa Mukyala Tobeous Kabuye agamba nti Ssempa ono yamupangisa enju ye mu mwak agwa 2010 nga yali alina okusasula emitwaalo 50 nay enga yakoma ku myezi egyasooka n’abivaako okutuuka kati. […]

Abalongo Balwadde

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Abalongo ba nabansasana abatwalibwa e Mulago balina obulwadde bwa Pneumonia. Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago,Enock Kusaasira agamba nti abalongo bano balina obuzibu mu kussa kyokka nga babakolako okulaba ga batereera. Abaana bano baazalibwa nga beegattira ku lubuto kyokka nga baawula emitima, enkizi, n’amawuggwe Abaana bano maama […]

Ebibuuzo ku Namubiru

Ali Mivule

May 14th, 2013

No comments

Okukwatibwa klw’omuyimbi Irene Namubiru n’enjaga ku kisaawe e Japan, kuzaalide abavunaanyizibwa ku by’okwerinda ku kisaawe e Ntebe akabasa.   Namubiru yakwaatibwa mu gwanga lya japan wiiki ewedde kubiganbibwa nti yali akukusa enjaga.   Police yensi yonna kati yaakukunya abebyokwerinda kukisaawe kyenyinyi e ntebe.   Akulira […]

Bannamawulire bakunyiziddwa

Ali Mivule

May 14th, 2013

No comments

Okukunya bannamawulire abayitiddwa e Kibuli kugenda mu maaso.   Asooseewo abadde Don Wanyama   Ano asoose kubuuzibwa bibuuzo ebitali bimu nga tannayongerwaayo eri ekitebe ekikola ku misangoe gyekuusa ku mawulire. Wanyana ali wamu ne bannamauwlire Risdel Kasaasira ne Richard Wanambwa Abasatu bawerekeddwaako munnamateeka James Nangwala. […]

Basunsula mu balamuzi

Ali Mivule

May 14th, 2013

No comments

Okusunsula mu balamuzi abalondebwa omukulembeze w’eggwanga gyebuvuddeko kukyagenda mu maaso,   Asooseewo ye mulamuzi Stella Arach Amoko okuva mu kooti y’okuntikko   Ono addiddwaako Amos Twinomwijuni nga naye wa kooti y’okuntikko. Bano bagenda kuddibwaako omulamuzi Solome Bbosa ne Richard Buteera aba kooti ejulirwaamu,   Okunsunsula […]

Beetonze

Ali Mivule

May 14th, 2013

No comments

Abekitongole kyebyenguudo beetondedde abatuuze bentebe awazimbibwa oluguudo lwentebe express high way olaba konyulakita okulima mu bibanja byabantu abatanaba kuliyirirwa. Olunaku lwgulo abatuuze bavudde mumbeera nebekalakaasa wamu nokutwaala abalima oluguudo luno entyaaagi olwokuyingira mutakan lyabanaabwe abatanaba kuliyirirwa nsimbi zaabwe okwamuka ekifo kino.   Omwogezi wekitongole kino  […]

Abalongo ba nabansansana

Ali Mivule

May 9th, 2013

No comments

s Omugogo gw’abalongo ba nabansansana omulala gutwaliddwa e Mulago   Abaana bano abawala bazaaliddwa ku ddwaliro lye Ngora   Ebyembi nti maama waabwe eyalongoseddwa obulongoosebwa teyasobodde kulutonda   Abaana bano beegattira ku lubuto okutuukira ddala ku butuuliro Abaana bano bazaliddwa nga bazitowa kilo nnya n’ekitundu […]

Balumbye kooti

Ali Mivule

May 9th, 2013

No comments

Ababaka basatu abagobwa mu kibiina kya NRM balumbye kooti etaputa ssemateeka Kiddiridde okuwulira oluvuvuumo nti omusnago NRM gweyatwala mu kooti gubadde gwakuwulirwa nga tebamanyi.   Bano nga bawerekeddwaako ba looya baabwe okuli Prof George Kanyeihamba, Wandera Ogalo ne Nicholas Opio ,bagenze butereevu eri omuwandiisi wa […]

Bataano bafiiridde mu Kabenje

Ali Mivule

May 9th, 2013

No comments

  Abantu bataano bafiiridde mu kabenje e Lyantonde Coaster number UAQ 158E eremeredde omugoba waayo n’egw amu luwonko Coaster eno ebadde etisse abantu abava okuziika e Kanungu Omwogezi wa poliisi u btundu bye Masaka Noah SSerunjogi agamba nti dereeva wa coaster abadde yeebasse n’ava ku […]