Ebyobulamu

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

Olutalo ku musujja gw’ensiri lwongeddwaamu ebbugumu. Obutimba bw’ensiri obusoba mu bukadde 21 bwebugenda okugabwa okwetoloola ebitundu by’eggwanga ebitali bimu   Ono yoomu ku kawefube w’okukuza olunaku lw’okuwanyisa omusujja gw’ensiri.

Amaggye gatatadde akaka

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

Amaggye g’eggwanga ganuukudde munnamaggye gen David Sejusa Tinyefuza ku byayaogedde mu mutabani w’omukulembeze w’eggwanga   Tinyefuza yawandiise ebbaluwa n’agikwasa akulira ekitongole ekikessi mu ggwnaga ng’ayagala wabeeow okunonyereza ku bigambibwa nti abatawagira Brig Muhoozi Kainerugaba   Tinyefuza yagambye nti eno ye’nsonga wkai waliwo abategeka olulumba ku […]

Abasawo beediimye

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

Abasawo abazaalisa mu ddwaliro e Mulago beedimye lwamsanyalaze. Abazaalisa bano bagamba nti baludde nga tebalina msanyalaze mu bisulo byaabwe ate nga tewali kikoleddwa kubaduukirira yadde beemulugunyiza enfunda. Bano bakedde kulumba ddwaliro n’ebipande ebisaba abakulira eddwaliro okubaddukirira bakole ku nosnga zaawe OC we Mulago, Richard Okello […]

Bamukuludde bukuluzi

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

Omusajja afunye obutakkaanya ne munne nebamalirira mu katemba.   Omusajja ono Elton Kim asoose kukaaka nemunne era wakati mu kukoow amunne asazeewo okusimbula emmotoka .   Kim tasaaga naye asazeewo okubuukira emmotoka neyelippa ku bonet kyokka nga tekilobedde munne kumukulula.   Ono ate eyali yewera […]

Omuwuzi Jamirah asiimiddwa

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

Omuwuzi, Jamirah Lukunse alondeddwa nga munnabyamizannyo w’emyezi gw’okuna. Omuwala ono ow’emyaka 16 ayiseemu nga tewali kuvuganya ne bannabyamizannyo abalala abasiimiddwa.   Abalala kuliko Ronald Mugula eyawangula empaka z’ebikonde omwezi oguwedde

Abakuumi ababbi

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

Abakuumi abasatu abassiddwaawo okukuuma emilongooti bafuuse mpisi.   Bano ate basse ku mafuta ga jenereeta  ‘omulongooti gwa MTN gwebakuuma nebagabbamu.   Abakwatiddwa ye Jimmy Agelo, Juma Ajok, ne Matia Nsamba nga bonna bakolera kampuni ya G4S   Bano babadde bakabba liita 19 eza diesel webabakwatidde […]

NRM ewaabye

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

NRM kyadaaki etuukiriza bw’egenze mu kooti ku nsonga z’ababaka abagoobwa mu kibiina kino. Bano nga bayita mu mubaka Saleh Kamba, bagaala kooti etaputa ssemateeka egobe okusalawo okwakolebwa spiika ku ky’ababaka abagobwa.   Bagaala ababaka bano mu ngeri yeemu okuzza omusaala n’ Ensako gyebabadde bafuna okumala […]

Obupiira bufu

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

Gavumenti erina omulimu gw’okunyonyola ku bupiira bu galimpitawa obuli ku katale. Omusajja agamba nti yakoseza obupiira buno nebumuyisa bubi addukidde mu mbuga za mateeka. Joseph Sseremba agamba nti obupiira obugambwa ekibiina ky’amawanga amagatte eri abantu ku bwereere, tebutuukagana na mutindo. Ayise mu bannamateeka ge aba […]

Musenguke

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

Abantu abali mu bifo ebili mu buiabe bw’okukosebwa enkuba balagiddwa okubyamuka Ekitongole ekikola ku ntebereza y’obudde kyekikoze okulabula kuno nga kigamba nti enkuba ekyajja   Okulabula kuzze ng’amataba gafuuse amataba mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu ng’abe kasese beebasinze okugawuliramu.   Abaayo abakunukkiriza mu mutwalo tebakyalina […]

Martin Angume afudde

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

  Poliisi yezoobye n’abawagizi b’omuyimbi Martin Angume abayiise ku ddwaliro e Mulago. Bano beeyiye ku ddwlairo oluvanyuma lw’okufuna amawulire nti abadde afudde Angume afiiridde mu ddwaliro e Mulago gyabadde ajjanjabibwa. Angume abadde atawanyizibwa  obulwadde obwalya ekibumba kye n’ensigo Namwandu Julie Namugga yeebazizza abantu olw’obuwagizi bwebalaze […]