Amawulire

Omulambo gunyuluddwaayo

Ali Mivule

May 2nd, 2013

No comments

Omulambo gw’omuntu gunyuluddwa mu mataba aganjadde okubuna  amayumba g’abantu mu District y’e Kasese. Emirala ebiri gikyanoonyezebwa. Amataba gaavudde ku mugga Nyamwamba okubooga ne gutandika okuyiwa amazzi, agaayanjalidde mayumba g’abantu abalinaanyeewo. Okusinziira ku musasi wa dembe fm ,abantu bangi bali mu kubundabunda olw’obutabaako webeegeka luba, enguudo […]

Ani asinga ekirevu ekiwanvu

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Gyo emizanyo munsi mingi nyo era tegigwayo. Mu Germany abaayo bategese empaka zabasajja abasinga okubeera n’ebirevu ebirungi nebiwanvu.   Abasajja abalina ebirevu ebiwanvu nemisono egyenjawulo beesowoddeyo okwewangulira ekirabo kino. Ba mandeevu ababuli kala baakede bagende beepime ani asinga.   Wabula awangudde empaka zino Bert Reynold’s  […]

Enjovu enzibi

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Kati abantu sibeebokka abagezi munsi, nebisolo ebigezi gyebiri munsi.   Mu hungary waliyo enjovu enzibi. Enjovu eno eteega balamuzi era nga obubbi buno ebumazemu ebanga dene.   enjovu eno eyakazibwako erya Gemunu egera abalambuzi bafulumye mumotoka zaabwe, olwo nga eyisamu olumwa lwaayo oluwanvu nga apakula […]

Abongezza omusaala

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Nga bweruli lunaku lw’abakozi, era abakozi basaana okuddizibwa ko. Mu kibuga  New York nanyini kampuni emu ayongezza abakozi be bonna omusaala. Wabula sibya bwerere, osooka kuteekawo mubiri nebakukubako tatu yakabonero ka  kampuni ekiraga nti ddala ogyaagala nyo era ekuli mumusaayi.   Abakozi abasoba mu 40 […]

Omwaala gwanjaddde

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Emikolo gy’okukuza olunaku lw’abakozi gilinyiddwaamu eggere, omwaala bwegukubyeeko amazzi neganjala.   Kino kivudde ku nkuba eya maanyi etonnye olunaku lwaaleto.   Amaka agawera gakoseddwa, emilimu okusanyalala kko n’amazzi okubuna ekisaawe kye Hima awabadde wagenda okubeera emikolo gy’abakozi mu district ye Kasese.   Omwaala ogukubyeeko gweegwa […]