Olwali

Abongezza omusaala

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

hike

Nga bweruli lunaku lw’abakozi, era abakozi basaana okuddizibwa ko.

Mu kibuga  New York nanyini kampuni emu ayongezza abakozi be bonna omusaala.

Wabula sibya bwerere, osooka kuteekawo mubiri nebakukubako tatu yakabonero ka  kampuni ekiraga nti ddala ogyaagala nyo era ekuli mumusaayi.

 

Abakozi abasoba mu 40 baataddewo dda emikono babakubeko tatu zino bongezebwe omusaala.

 

Nga ebyobwerere bwebitali byangu, tatu eno eruma bwebaba bajikukubako, wabula nga abamu kino tebakifuddeko baagala kwongezebwa omusaala ebitundu 15%.

 

wabula nanayini kampuni eno  Lolli agamba ye tanekubisa tatu ku mubiri gwe.