Olwali

Ani asinga ekirevu ekiwanvu

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

long beard

Gyo emizanyo munsi mingi nyo era tegigwayo.

Mu Germany abaayo bategese empaka zabasajja abasinga okubeera n’ebirevu ebirungi nebiwanvu.

 

Abasajja abalina ebirevu ebiwanvu nemisono egyenjawulo beesowoddeyo okwewangulira ekirabo kino.

Ba mandeevu ababuli kala baakede bagende beepime ani asinga.

 

Wabula awangudde empaka zino Bert Reynold’s  alaze kyalinawo bwabadde nekirevu ekiwanvu nga kuliko namasulubu nga kwogasse nenswiriri empanvu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *