Amawulire

Omwaala gwanjaddde

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

floods in Kasese

Emikolo gy’okukuza olunaku lw’abakozi gilinyiddwaamu eggere, omwaala bwegukubyeeko amazzi neganjala.

 

Kino kivudde ku nkuba eya maanyi etonnye olunaku lwaaleto.

 

Amaka agawera gakoseddwa, emilimu okusanyalala kko n’amazzi okubuna ekisaawe kye Hima awabadde wagenda okubeera emikolo gy’abakozi mu district ye Kasese.

 

Omwaala ogukubyeeko gweegwa Nyamwamba mu municipaali ye Kasese