Olwali
Emisinde gy’obukunya
Ebyobwerere birisuula abantu ku buzibu . Mu basel ekisnagibwa mu ggwanga lya switzerland, abakazi beetabye mu mpaka zemisinde nga bali bukunya bawangule , engoye ezobwerere. Kino kidiridde nanyini dduuka erimu okutegeka embiro zino eza metre 375 nga omuwanguzi yabadde wakufuna eakapapula kugula engoye ezibalirwamu pound […]
Obulungi bumumazeeko emirembe
Omusajja eyagobwa mu Saudi Arabia olw’okubeera omulungi ennyo, ebizibu bye bifuuse mabeere ga mbwa. Omusajja ono agobeddwa ne ku mutimbagano gwa facebook. Olmra Borkan Al Gala buli bw’ogenda ku mutimbagano guno otegeezebwa nti takyaliwo. Omusajja ono nabantu ababadde bamukwana omuli abasajja nn’abakazi babadde bayitiridde […]
Ebitaala bituuse
Aba kampala capital city authority bakussa ebitaala ku nkulungo zonna enkulu Ebitaala ebisinga tebikola ekireeta omugotteko gw’ebidduka Owmogezi wa KCCa Peter Kawuju agamba bakusookera wandegeya ne Jinja loodi
Namwandu awaabye
Omukyala eyafiirwa bba eyakubwa omuti mu kibuga n’afa addukidde mu kooti Goeffrey Mutimba eyali mu mmotoka ng’avuga omuti gwava wagglu negumukuba era okukkakkana nga gumusse. Florence Namiiro nga namwadu wa baana babiri agamba nti ayagala kumuliyirira . Omuukyala ono agamba nti ssinga KCCA teyalekelra […]
Basajjabalaba asekera mu kikonde
Kooti etaputa ssemateeka eyimirizza eby’okuwozesa naggagga Hassan Basajja balaba Kidiridde Basajja okuddukira mu kooti eno ngawakanya eby’okumuwozesa mu kooti ekola ku gy’obukenuzi. Basajja agamba nti tewali nsonga lwaki ate aggulwaako emisango gyegimu ate egyagobwa mu kooti ya Buganda road. Emisango egivumuvunaanibwa gya kwepena misolo […]
Mukkakkane
Bannayuganda abakkakkalabiza egyaabwe mu ggwanga lya South Sudan basabiddwa okukuuma obukkakamu. Bano batiisizzatiisiza nga bwebagenda owkekalakaasa mu ngeri y’okuwaknya eky’okuttibwa kwa bannaabwe 2. Abasuubuzi bano bagamba nti nabob agenda kukyuukira abadinka ababatulugunya . Ssenkaggale wa poliisi Maj Gen Kale Kaihur wabula agaba […]
David Moyes asikidde Ferguson
Abadde omutendesi wa Everton , David moyes azze mu bigere bya Alex Ferguson. Ono wkautendeka Man United okumala emyaka mukaaga Bino biddiridde Ferguson okulangirira nga bw’agenda okunyuka okutendeka Man united. Ferguson 71 awangulidde lub eno ebikopo 38 nga mwotwalidde nekikopo kya premier ekyomwaka guno okuva […]
Embwa ya poliisi evudde ku mulimu
Embwa ya police enkonzi yolusu mu kibuga oldham mu gwanga lya bungereza evudde ku gwajitutte nerya akamese kaawaka akalundibwa, bwebabadde baaza amaka agamu. Police ebadde enoonya njaga mu nyumba eno, wabula ebwa olulabye akamese kano akeeru wabula nga bananyini maka gano bakalunda, kwekusalawo okuva ku […]
Basenze paakingi
Omusajja asimbye emotoka ye mu paaking n’ayingira ekizimbe kimuweddeko bw’asanze nga paaking yonna esendeddwa Kkampuni ya China enkozi y’amakubo ebadde elimu ku kugaziya kkubo kyokka ng’elinze nnanyini mmotoka okudda nga talabikako. Mu kukoowa okulinda, kkampuni eno etandise okusenda buli kilamu n’erekamu akataka […]
Egya masaza
Empaka zamasaza ga Buganda zitongozebwa leero ku Bulange. Katikiro wa Buganda owek.JB Walusimbi asabye abawagizi okweyisa obulungi nokukomya effujjo kubisaawe era asabye ne team ezigenda okuzanya empaka zino ,okwolesa omupiira nomutindo omulungi. Yo company ya Gal Sports Betting ewaddeyo emipiira 100 eri team […]