Amawulire

David Moyes asikidde Ferguson

Ali Mivule

May 8th, 2013

No comments

Ferguson

Abadde omutendesi wa Everton , David  moyes azze mu bigere bya Alex Ferguson.

Ono wkautendeka Man United okumala emyaka mukaaga

Bino biddiridde Ferguson okulangirira nga bw’agenda okunyuka okutendeka Man united.

Ferguson 71 awangulidde lub eno ebikopo  38 nga mwotwalidde nekikopo kya premier ekyomwaka guno   okuva bweyasikira Ron Atkinson nga  6 November 1986, .

Mu bikopo byawangudde mulimu ebya premier 13 titles, bibiri  bya champions league, ebya FA cup bitaano, nebya league cup bina.

Furguson ategeezezza nga bweyasoose okulowooza ku kino era nga kyekiseera kati anyuke obutendesi.

Furguson agamba nti tiimu wagirese ngumu nga ebiseera byayo ebyomumaaso bitangaavu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *