Amawulire

Abakuumi ababbi

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

G4S guards

Abakuumi abasatu abassiddwaawo okukuuma emilongooti bafuuse mpisi.

 

Bano ate basse ku mafuta ga jenereeta  ‘omulongooti gwa MTN gwebakuuma nebagabbamu.

 

Abakwatiddwa ye Jimmy Agelo, Juma Ajok, ne Matia Nsamba nga bonna bakolera kampuni ya G4S

 

Bano babadde bakabba liita 19 eza diesel webabakwatidde

 

Omwogezi wa poliisi mu bitndu bye lwengo awali omulongooti guno, Noah SSetrunjogi agamba ntibano okubakwata batemezeddwaako poliisi.