Amawulire

Amazzi makyaafu

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

piped water

Ebbula ly’amazzi lyongedde okutabuka mu district ye Kasese

Omubaka omukyala ow’ekitundu kino agamba nti emidumu gyonna gyagenda n’amazzi ate ng’emipya egissiddwaawo nagyo gyabbiddwa bakyala kimpadde.

Mu kadde kano abantu banywa mazzi ga mugga amajama era ng’okutya kuli nti abantu bandifuna endwadde eziva ku bujama nga Cholera.

Kiiza Bino abyogedde bw’abadde akwasibwa obuyambi okuva eri abawagizi b’ekibiina kya FDC ku palamenti.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *