Amawulire

Ebibuuzo ku Namubiru

Ali Mivule

May 14th, 2013

No comments

Namubiru

Okukwatibwa klw’omuyimbi Irene Namubiru n’enjaga ku kisaawe e Japan, kuzaalide abavunaanyizibwa ku by’okwerinda ku kisaawe e Ntebe akabasa.

 

Namubiru yakwaatibwa mu gwanga lya japan wiiki ewedde kubiganbibwa nti yali akukusa enjaga.

 

Police yensi yonna kati yaakukunya abebyokwerinda kukisaawe kyenyinyi e ntebe.

 

Akulira police eno wano mu Uganda AssanKasingye, agamba bagala kuzuula buli yakwaata ku mugugug gwanamubiru kyaagamba nti wandibaawo ekobaane.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *